LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb18 Ssebutemba lup. 5
  • Tewali Kyayonoonebwa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Tewali Kyayonoonebwa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Laba Ebirala
  • Beera Mukozi Mukugu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Kozesa Bulungi Ebitabo Byaffe Ebyesigamiziddwa ku Baibuli
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2005
  • Weeyongere Okukiraga Nti Oyagala Nnyo Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Siima Ebikozesebwa mu Mulimu gwa Katonda
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2002
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Ssebutemba lup. 5
Ekitebe kyaffe ekikulu mu Warwick, New York

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Tewali Kyayonoonebwa

Yesu bwe yakola ekyamagero n’aliisa abasajja 5,000 awamu n’abakazi n’abaana, yagamba abayigirizwa be nti: “Mukuŋŋaanye obutundutundu obufisseewo, waleme kubaawo kyonoonebwa.” (Yok 6:12) Yesu yalaga nti asiima Yakuwa by’atuwa nga yeewala okubyonoona.

Mu kiseera kino, ab’oluganda abali ku Kakiiko Akafuzi bafuba okukoppa Yesu nga bakozesa bulungi ebintu ebiweebwayo okukola omulimu gwa Yakuwa. Ng’ekyokulabirako, bwe baali bazimba ekitebe kyaffe ekikulu mu Warwick, New York, ab’oluganda baagoberera pulaani eyabasobozesa okukozesa obulungi ssente eziweebwayo.

TUYINZA TUTYA OKWEWALA OKUKOZESA OBUBI EBITUWEEBWA . . .

  • Ow’oluganda aggyako amataala mu Kizimbe ky’Obwakabaka

    bwe tuba mu nkuŋŋaana ez’ekikristaayo?

  • Omu ku Bajulirwa ba Yakuwa awandiika erinnya lye mu Bayibuli ye

    bwe tuba tufuna ebitabo ebyaffe ku bwaffe? (km 5/09 lup. 3 ¶4)

  • Ow’oluganda atwala tulakiti zokka ze yeetaaga

    bwe tuba tufuna ebitabo eby’okukozesa mu buweereza? (mwb17.02 “Kozesa Bulungi Ebitabo Byaffe” ¶1)

  • Mwannyinaffe asooka kukakasa obanga omukazi ayagala obubaka bwaffe nga tannamuwa katabo konna

    bwe tuba tubuulira? (mwb17.02 “Kozesa Bulungi Ebitabo Byaffe ¶2 , n’akasanduuko)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza