EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ABARUUMI 7-8
‘Olindirira nga Weesunga’?
“Ebitonde”: be bantu abalina essuubi ery’okubeera ku nsi
“Okubikkulwa kw’abaana ba Katonda”: ekiseera abaafukibwako amafuta lwe baneegatta ku Yesu okuzikiriza enteekateeka ya Sitaani
“Ne biweebwa essuubi”: ekisuubizo kya Yakuwa eky’okununula abantu okuyitira mu kufa kwa Yesu n’okuzuukira kwe
‘Okusumululwa okuva mu buddu bw’okuvunda’: okununulibwa mpolampola okuva mu bizibu ebireetebwa ekibi n’okufa