LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb21 Maaki lup. 13
  • Weeyongere Okufuna Essanyu mu Buweereza​—Kozesa Ekigambo kya Katonda

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Weeyongere Okufuna Essanyu mu Buweereza​—Kozesa Ekigambo kya Katonda
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Similar Material
  • Kozesa Ebibuuzo
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Fuba Okutuuka ku Mutima
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Ng’Okkiriza Obuyambi Yakuwa bw’Atuwa Okuyitira mu Kusaba
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Weeyongere Okufuna Essanyu mu Buweereza
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Maaki lup. 13

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU | WEEYONGERE OKUFUNA ESSANYU MU BUWEEREZA

Kozesa Ekigambo kya Katonda

Ekigambo kya Katonda kirina amaanyi! (Beb 4:12) Kisobola n’okukwata ku mitima gy’abo abatamanyi Katonda. (1Se 1:9; 2:13) Tufuna essanyu omuntu bw’asiima amazima ge tuba tumulaze okuva mu Bayibuli.

MULABE VIDIYO, FUNA ESSANYU ERIVA MU KUFUULA ABANTU ABAYIGIRIZWA NG’OLONGOOSA MU NGERI GY’OYIGIRIZAAMU​—KOZESA EKIGAMBO KYA KATONDA, OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Ekifaananyi ekiggiddwa mu vidiyo, ‘Funa Essanyu Eriva mu Kufuula Abantu Abayigirizwa ng’Olongoosa mu Ngeri gy’Oyigirizaamu​—Kozesa Ekigambo kya Katonda.’ Anita awuliriza nga Shanita asoma ekyawandiikibwa.

    Kiki Anita ky’akoze okuyamba Shanita okumanya ensonga lwaki kikulu okusoma Bayibuli?

  • Ekifaananyi ekiggiddwa mu vidiyo, ‘Funa Essanyu Eriva mu Kufuula Abantu Abayigirizwa ng’Olongoosa mu Ngeri gy’Oyigirizaamu​—Kozesa Ekigambo kya Katonda.’ Shanita asoma ekyawandiikibwa mu ddoboozi eriwulikika.

    Anita ayambye atya Shanita okulaba ensonga enkulu ebadde mu kyawandiikibwa kye basomye?

  • Ekifaananyi ekiggiddwa mu vidiyo, ‘Funa Essanyu Eriva mu Kufuula Abantu Abayigirizwa ng’Olongoosa mu Ngeri gy’Oyigirizaamu​—Kozesa Ekigambo kya Katonda.’ Shanita amwenyeza anita.

    Kiki ekiraze nti ekyawandiikibwa ekisomeddwa kikutte ku mutima gwa Shanita, era ekyo kikutte kitya ku Anita?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share