LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Jjulaayi lup. 9
  • Okuyambako mu Kuzimba Ebizimbe Ebikozesebwa Ekibiina kya Yakuwa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Okuyambako mu Kuzimba Ebizimbe Ebikozesebwa Ekibiina kya Yakuwa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Similar Material
  • Osobola Okuwaayo Ebiseera Byo n’Amaanyi Go?
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Okuzimba Ebizimbe by’Obwakabaka —Mulimu Mukulu Nnyo mu Buweereza Obutukuvu
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2006
  • Omwoyo ogw’Obwannakyewa Guleeta Emikisa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2006
  • Kolera Wamu ne Yakuwa Buli Lunaku
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Jjulaayi lup. 9

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO | WEETEEREWO EBIRUUBIRIRWA EBY’OMWAKA GW’OBUWEEREZA OMUPYA

Okuyambako mu Kuzimba Ebizimbe Ebikozesebwa Ekibiina kya Yakuwa

Okuzimba ebizimbe ebikozesebwa ekibiina kya Yakuwa nabwo buweereza butukuvu. (Kuv 36:1) Osobola okuyambangako mu projekiti eziba mu kitundu kyo ng’ojjuzaamu foomu eyitibwa Local Design/Construction Volunteer Application (DC-50). Oba osobola okugenda okuyambako mu projekiti z’okuzimba eziri mu bitundu eby’ewalako okumala wiiki eziwera oba emyezi, ng’ojjuzaamu foomu eyitibwa Application for Volunteer Program (A-19). Tekikwetaagisa kuba ng’olina obumanyirivu mu kuzimba.​—Nek 2:1, 4, 5.

MULABE VIDIYO, YOLEKA OKUKKIRIZA OYINGIRE MU LUGGI OLUNENE OLW’EMIRIMU​—YAMBAKO MU KUZIMBA EBIZIMBE EBIKOZESEBWA EKIBIINA KYA YAKUWA, OLUVANNYUMA MUDDEMU EKIBUUZO KINO:

  • Ekifaananyi ekyaggibwa mu vidiyo “Yoleka Okukkiriza Oyingire mu Luggi Olunene olw’Emirimu​—Yambako mu Kuzimba Ebizimbe Ebikozesebwa Ekibiina kya Yakuwa.” Sarah ng’ayambadde ekikoofiira abazimbi kye bambala era nga musanyufu nnyo.

    Biki Sarah bye yali yeeraliikirira, era kiki ekyamuyamba?

Bwe kiba nti ekiruubirirwa kyo kya kugenda kuyambako mu kuzimba, yogerako n’abakadde b’omu kibiina kyo.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share