LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Maaki lup. 6
  • “Omutima Gwange Gunaabeeranga Eyo Bulijjo”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Omutima Gwange Gunaabeeranga Eyo Bulijjo”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • “Weesige Yakuwa Katonda Wo”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • B8 Yeekaalu Sulemaanyi Gye Yazimba
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • Ganyulwa mu Magezi Amalungi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Baazimba n’Omutima Gwabwe Gwonna
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Maaki lup. 6

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Omutima Gwange Gunaabeeranga Eyo Bulijjo”

Yakuwa yeerondera yeekaalu (2By 7:11, 12)

Omutima gwa Yakuwa gwandibaddenga ku yeekaalu eyo, ekiraga nti yandifuddengayo ku ebyo ebyandibadde bikolebwa mu yeekaalu eyo eyali ezimbiddwa ku lw’erinnya lye (2By 7:16; w02-E 11/15 lup. 5 ¶1)

Abantu bwe bandirekedde awo okuweereza Yakuwa “n’omutima gwabwe gwonna,” yandirese yeekaalu eyo n’ezikirizibwa (2By 6:14; 7:19-21; it-2-E lup. 1077-1078)

Ebifaananyi: Ebikolebwa mu kusinza. 1. Ow’oluganda ng’asaba. 2. Mwannyinaffe ng’addamu mu lukuŋŋaana lw’ekibiina. 3. Abafumbo nga babuulira. 4. Ow’oluganda ng’ayonja Ekizimbe ky’Obwakabaka. 5. Ow’oluganda ne mukyala we awamu n’abaana baabwe ababiri nga bali mu kusinza kw’amaka. 6. Mwannyinaffe ng’asoma Bayibuli. 7. Mwannyinaffe ng’ateeka ssente mu kasanduuko.

Yeekaalu bwe yali etongozebwa, abantu bayinza okuba nga baalowooza nti bandisigadde nga baweereza Yakuwa n’omutimba gwabwe gwonna. Eky’ennaku, abantu baagenda baddirira mpolampola ne bava ku kusinza Yakuwa.

WEEBUUZE, ‘Nkiraga ntya nti nsinza Yakuwa n’omutima gwange gwonna?’

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share