LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sn oluyimba 99
  • Okutendereza Kabaka w’Ensi Omuggya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Okutendereza Kabaka w’Ensi Omuggya
  • Muyimbire Yakuwa
  • Similar Material
  • Okutendereza Kabaka w’Ensi Omuggya
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Essanyu Lyaffe Ery’Olubeerera
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Tendereza Yakuwa, Katonda Waffe!
    Muyimbire Yakuwa
  • Tendereza Yakuwa Katonda Waffe!
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
See More
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 99

Oluyimba 99

Okutendereza Kabaka w’Ensi Omuggya

Printed Edition

(Okubikkulirwa 7:9)

1. Ekibiina ’kinene kiva

mu mawanga gonna;

Yesu Kristo n’abalonde

be bakikuŋŋaanyizza.

’Bwakabaka bwa Katonda

Buzaaliddwa era bujja.

Ssuubi lya muwendo nnyo ddala,

Era nga litugumya nnyo.

(CHORUS)

Tendanga Yakuwa;

Tenda n’Omwana we,

Abatufudde ab’eddembe.

Kati tusuubira Obulamu

Obw’emirembe gyonna.

2. Kabaka waffe, Yesu Kristo

tumutendereza.

Ajja okutuukiriza

Katonda by’ayagala.

Essanyu lingi gye bujja:

Ensi omutali kutya,

Abafu okuzuukizibwa.

’Ssanyu liriba lingi nnyo!

(CHORUS)

Tendanga Yakuwa;

Tenda n’Omwana we,

Abatufudde ab’eddembe.

Kati tusuubira Obulamu

Obw’emirembe gyonna.

(Era laba Zab. 2:6; 45:1; Is. 9:6; Yok. 6:40.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share