LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb17 Febwali lup. 3
  • Kristo Yabonaabona ku Lwaffe

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Kristo Yabonaabona ku Lwaffe
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Similar Material
  • Omuweereza wa Yakuwa “Yafumitibwa olw’Okusobya Kwaffe”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2009
  • ‘Ggwe Mwesigwa Wekka’
    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa
  • Yesu Yatuukiriza Obunnabbi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Okuba Omwesigwa eri Yakuwa Kivaamu Ebirungi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Febwali lup. 3

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ISAAYA 52-57

Kristo Yabonaabona ku Lwaffe

“Yanyoomebwa era abantu baamwewala . . . Twamutwala ng’eyali atulugunyizibwa, akubibwa, era abonyaabonyezebwa Katonda.”

53:3-5

  • Yesu yanyoomebwa era baamuwaayiriza nti yavvoola Katonda. Abamu baalowooza nti Katonda yali amubonereza

    Yesu yali mumalirivu okusigala nga mwesigwa eri Yakuwa wadde yali akimanyi nti alina okubonaabona

“Yakuwa yayagala abonyaabonyezebwe, . . . era okuyitira mu ye ebyo Yakuwa by’ayagala birituukirira.”

53:10

  • Yakuwa ateekwa okuba nga yawulira bubi nnyo bwe yalaba Omwana we ng’attibwa. Naye yasanyuka nnyo okulaba nga Yesu asigadde mwesigwa gy’ali. Yesu okusigala nga mwesigwa kyalaga nti Sitaani yali mulimba bwe yagamba nti abantu tebasobola kusigala nga beesigwa eri Katonda mu mbeera enzibu, era okufa kwe kuganyula abantu abawulize. Mu ngeri eyo, “Yakuwa by’ayagala” byatuukirira

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share