Oluyimba 143
Ekitangaala mu Nsi ey’Ekizikiza
Printed Edition
	Wanula:
- Mu nnaku zino enzibu, - Ez’ekizikiza, - Waliwo n’ekitangaala - Ekyakaayakana. - (CHORUS) - Obubaka bwaffe - Buli ng’ekitangaala; - Buleeta essuubi. - ’Kiseera kituuse, - Enzikiza ebe nga - Tekyaliwo. 
- Kiseera kya kuzuukusa - Abo abeebase. - Tugumya, tubudaabuda - Bonna ’bali ng’abo. - (CHORUS) - Obubaka bwaffe - Buli ng’ekitangaala; - Buleeta essuubi. - ’Kiseera kituuse, - Enzikiza ebe nga - Tekyaliwo. 
(Era laba Yok. 3:19; 8:12; Bar. 13:11, 12; 1 Peet. 2:9.)