OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Sigala ng’Oli Mwesigwa ng’Okemeddwa
Mulabe vidiyo erina omutwe, Beera Mwesigwa nga Yesu Bwe Yali—Ng’Akemeddwa, oluvannyuma muddemu ebibuuzo bino:
Kupikirizibwa ki Sam kwe yafuna okwandimuleetedde obutaba mwesigwa eri Katonda?
Kiki ekyayamba Sam okusigala nga mwesigwa?
Obwesigwa bwe bwaleetera butya Yakuwa ettendo?