LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb17 Ssebutemba lup. 7
  • Batendeke Basobole Okweyongera Okuweereza Yakuwa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Batendeke Basobole Okweyongera Okuweereza Yakuwa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Similar Material
  • Okuyamba Abayizi ba Baibuli Okukulaakulana
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2005
  • Engeri y’Okutendekamu Abapya Okubuulira
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
  • Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okutendeka Ababuulizi Abapya
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Okuyamba Abayizi ba Baibuli Okukulaakulana
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2005
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Ssebutemba lup. 7

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Batendeke Basobole Okweyongera Okuweereza Yakuwa

Ebibaddewo biraga nti ababuulizi abapya abatendekebwa okuva ku ntandikwa, batera okuba ababuulizi abalungi era abanyiikivu. (Nge 22:6; Baf 3:16) Ka tulabe agamu ku magezi ge tusobola okukozesa okuyamba abayizi baffe okufuuka ababuulizi abalungi:

  • Omuyizi wo bw’aba nga yaakafuuka omubuulizi, tandikirawo okumutendeka. (km 8/15 1) Mubuulire obukulu bw’okuba n’enteekateeka ey’okubuulira buli wiiki. (Baf 1:10) Toyogera bubi ku bantu b’omu kitundu kye mubuuliramu. (Baf 4:8) Mukubirize okukolera awamu n’omulabirizi w’ekibinja era n’ababuulizi abalala asobole okuganyulwa mu bumanyirivu bwe balina.​—Nge 1:5; km 10/12 6 ¶3

    Ow’oluganda ayamba omubuulizi omupya okwetegekera okugenda okubuulira
  • Omuyizi wo bw’amala okubatizibwa, weeyongere okumuzzaamu amaanyi n’okumutendeka mu buweereza, nnaddala nga tannamalako katabo, “Kwagala kwa Katonda.”​—km 12/13 7

    Mwannyinaffe abuulira n’omubuulizi omupya
  • Bw’oba obuulira n’omubuulizi omupya, kozesa ennyanjula ennyangu. Bw’amala okubuulira omuntu, musiime era bwe kiba kyetaagisa, omuwe amagezi ku ngeri gy’ayinza okulongoosaamu.​—km 5/10 7

    Taata abuulira ne mutabani we
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share