EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YOKAANA 15-17
“Temuli ba Nsi”
- Yesu yawangula ensi mu ngeri nti teyakkiriza kutwalirizibwa bintu ebiri mu nsi n’endowooza yaayo 
- Abagoberezi ba Yesu beetaaga obuvumu okusobola okusigala nga si ba nsi n’obutatwalirizibwa ndowooza y’abantu b’ensi 
- Bwe tufumiitiriza ku kyokulabirako kya Yesu, naffe tusobola okufuna obuvumu ne tuwangula ensi nga bwe yakola