Okubala 1:50 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 50 Abaleevi bawe obuvunaanyizibwa ku weema ey’Obujulirwa+ ne ku bintu byayo byonna era ne ku byonna ebigenderako.+ Bajja kusitulanga weema n’ebintu byayo byonna,+ era bajja kukolanga emirimu gy’oku weema;+ bajja kusiisiranga okugyetooloola.+ Okubala 8:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Alooni ajja kuwaayo* Abaleevi mu maaso ga Yakuwa ng’ekiweebwayo ekiwuubibwa+ ekiweereddwayo Abayisirayiri, era bajja kukola emirimu gya Yakuwa.+
50 Abaleevi bawe obuvunaanyizibwa ku weema ey’Obujulirwa+ ne ku bintu byayo byonna era ne ku byonna ebigenderako.+ Bajja kusitulanga weema n’ebintu byayo byonna,+ era bajja kukolanga emirimu gy’oku weema;+ bajja kusiisiranga okugyetooloola.+
11 Alooni ajja kuwaayo* Abaleevi mu maaso ga Yakuwa ng’ekiweebwayo ekiwuubibwa+ ekiweereddwayo Abayisirayiri, era bajja kukola emirimu gya Yakuwa.+