LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 35
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebibuga eby’okuwa Abaleevi (1-8)

      • Ebibuga eby’okuddukiramu (9-34)

Okubala 35:1

Marginal References

  • +Kbl 22:1; 36:13

Okubala 35:2

Marginal References

  • +Lub 49:7; Ma 18:1; Yos 14:4
  • +Lev 25:32-34; Yos 21:3; 2By 11:14

Okubala 35:4

Footnotes

  • *

    Omukono gwali gwenkana sentimita 44.5 (inci 17.5). Laba Ebyong. B14.

Okubala 35:6

Marginal References

  • +Yos 20:2, 3, 7, 8; 21:13, 21, 27, 32, 36, 38
  • +Ma 4:42

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2016

Okubala 35:7

Marginal References

  • +Yos 21:3

Okubala 35:8

Marginal References

  • +Lub 49:7
  • +Kbl 26:54; 33:54

Okubala 35:10

Marginal References

  • +Kuv 3:8; 23:23; Kbl 34:2

Okubala 35:11

Marginal References

  • +Kuv 21:12, 13; Ma 4:42; 19:4, 5

Okubala 35:12

Marginal References

  • +Kbl 35:19; Ma 19:6
  • +Ma 19:11, 12; Yos 20:5, 9

Okubala 35:14

Marginal References

  • +Ma 4:41-43
  • +Ma 19:8, 9; Yos 20:7

Okubala 35:15

Marginal References

  • +Kuv 12:49; Lev 19:34; Kbl 15:16
  • +Yos 20:2, 3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1995, lup. 3-7, 9

Okubala 35:16

Marginal References

  • +Lub 9:5; Kuv 21:12; Lev 24:17; Ma 19:11, 12

Okubala 35:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2017, lup. 9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1995, lup. 4

Okubala 35:20

Footnotes

  • *

    Obut., “ng’amuteeze”

Marginal References

  • +Kuv 21:14; Ma 19:11, 12

Okubala 35:22

Footnotes

  • *

    Obut., “teyamuteega.”

Marginal References

  • +Kuv 21:12, 13; Ma 19:4, 5; Yos 20:2, 3

Okubala 35:24

Marginal References

  • +Kbl 35:12; Yos 20:4, 5

Okubala 35:25

Marginal References

  • +Kuv 29:4, 7

Okubala 35:28

Marginal References

  • +Yos 20:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1995, lup. 6, 10-11

Okubala 35:30

Footnotes

  • *

    Obut., “emimwa egimulumiriza.”

Marginal References

  • +Lub 9:6; Kuv 20:13
  • +Ma 17:6; 19:15; Beb 10:28

Okubala 35:31

Marginal References

  • +Lub 9:5; Kuv 21:14; Ma 19:13

Okubala 35:33

Marginal References

  • +Lub 4:8, 10; Zb 106:38; Luk 11:50
  • +Lub 9:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2004, lup. 32

Okubala 35:34

Marginal References

  • +Kuv 25:8; Lev 26:12

General

Kubal. 35:1Kbl 22:1; 36:13
Kubal. 35:2Lub 49:7; Ma 18:1; Yos 14:4
Kubal. 35:2Lev 25:32-34; Yos 21:3; 2By 11:14
Kubal. 35:6Yos 20:2, 3, 7, 8; 21:13, 21, 27, 32, 36, 38
Kubal. 35:6Ma 4:42
Kubal. 35:7Yos 21:3
Kubal. 35:8Lub 49:7
Kubal. 35:8Kbl 26:54; 33:54
Kubal. 35:10Kuv 3:8; 23:23; Kbl 34:2
Kubal. 35:11Kuv 21:12, 13; Ma 4:42; 19:4, 5
Kubal. 35:12Kbl 35:19; Ma 19:6
Kubal. 35:12Ma 19:11, 12; Yos 20:5, 9
Kubal. 35:14Ma 4:41-43
Kubal. 35:14Ma 19:8, 9; Yos 20:7
Kubal. 35:15Kuv 12:49; Lev 19:34; Kbl 15:16
Kubal. 35:15Yos 20:2, 3
Kubal. 35:16Lub 9:5; Kuv 21:12; Lev 24:17; Ma 19:11, 12
Kubal. 35:20Kuv 21:14; Ma 19:11, 12
Kubal. 35:22Kuv 21:12, 13; Ma 19:4, 5; Yos 20:2, 3
Kubal. 35:24Kbl 35:12; Yos 20:4, 5
Kubal. 35:25Kuv 29:4, 7
Kubal. 35:28Yos 20:6
Kubal. 35:30Lub 9:6; Kuv 20:13
Kubal. 35:30Ma 17:6; 19:15; Beb 10:28
Kubal. 35:31Lub 9:5; Kuv 21:14; Ma 19:13
Kubal. 35:33Lub 4:8, 10; Zb 106:38; Luk 11:50
Kubal. 35:33Lub 9:6
Kubal. 35:34Kuv 25:8; Lev 26:12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubala 35:1-34

Okubala

35 Yakuwa era n’ayogera ne Musa mu ddungu lya Mowaabu okumpi ne Yoludaani+ okuliraana Yeriko, n’amugamba nti: 2 “Gamba Abayisirayiri nti bajja kuwa Abaleevi ebibuga eby’okubeeramu nga babiggya ku busika bwe banaafuna,+ era bajja kubawa n’amalundiro ageetoolodde ebibuga ebyo.+ 3 Ebibuga bajja kubibeerangamu, ate amalundiro agabyetoolodde gajja kubeeranga ga magana gaabwe n’ebisibo byabwe, n’ebintu byabyo, n’ensolo zaabwe endala zonna. 4 Amalundiro ageetoolodde ebibuga bye munaawa Abaleevi gajja kuba emikono* 1,000 obuwanvu okuva ku kisenge ky’ekibuga ku njuyi zonna. 5 Mujja kupima ebweru w’ekibuga ku luuyi olw’ebuvanjuba emikono 2,000, ne ku luuyi olw’ebukiikaddyo emikono 2,000, ne ku luuyi olw’ebugwanjuba emikono 2,000, ne ku luuyi olw’ebukiikakkono emikono 2,000, ng’ekibuga kiri wakati. Ago ge gajja okuba amalundiro g’ebibuga byabwe.

6 “Ebibuga bye munaawa Abaleevi bijja kuba ebibuga 6 eby’okuddukiramu;+ mujja kubiwaayo, oyo anaabanga asse omuntu addukire omwo,+ era mubawe n’ebirala 42. 7 Ebibuga byonna bye munaawa Abaleevi bijja kuba ebibuga 48, awamu n’amalundiro gaabyo.+ 8 Ebibuga bye munaawaayo bijja kuva ku butaka bw’Abayisirayiri.+ Abangi mujja kubaggyako bingi, ate abatono mujja kubaggyako bitono.+ Buli kika kijja kuwa Abaleevi ebimu ku bibuga byakyo okusinziira ku busika bwe kinaafuna.”

9 Yakuwa era n’ayogera ne Musa n’amugamba nti: 10 “Gamba Abayisirayiri nti, ‘Mugenda kusomoka Yoludaani okugenda mu nsi ya Kanani.+ 11 Mujja kulonda ebibuga ebinaababeerera ebyangu okutuukamu, bibeere ebibuga eby’okuddukiramu, oyo anaabanga asse omuntu mu butanwa mw’anaddukiranga.+ 12 Ebibuga ebyo bye munaddukirangamu okuwona oyo awoolera eggwanga,+ oyo anaabanga asse omuntu aleme okuttibwa nga tannawozesebwa mu maaso ga kibiina.+ 13 Ebibuga omukaaga eby’okuddukiramu bye munaawaayo bye munaakozesanga. 14 Mujja kuwaayo ebibuga bisatu ku ludda luno olwa Yoludaani,+ n’ebirala bisatu mu nsi ya Kanani,+ bibeere ebibuga eby’okuddukiramu. 15 Ebibuga ebyo omukaaga binaddukirwangamu Omuyisirayiri n’omugwira n’omusenze mu bo;+ oyo yenna anaabanga asse omuntu mu butanwa anaddukiranga omwo.+

16 “‘Naye bw’anaabanga amukubisizza ekintu eky’ekyuma n’afa, anaabanga mutemu. Omutemu taalemenga kuttibwa.+ 17 Bw’anaabanga amukubye ejjinja eriyinza okutta omuntu, era n’afa, anaabanga mutemu. Omutemu taalemenga kuttibwa. 18 Bw’anaabanga amukubisizza ekintu eky’omuti ekiyinza okutta omuntu, era n’afa, anaabanga mutemu. Omutemu taalemenga kuttibwa.

19 “‘Oyo awoolera eggwanga y’anattanga omutemu. Ye yennyini y’anaamuttanga ng’amusanze. 20 Era bw’aba nga yamusindika lwa kuba nti yamulinako empalana, oba nga yamukasukira ekintu ng’agenderera okumutuusaako akabi,*+ n’amutta, 21 oba bw’aba nga yamukuba n’omukono gwe olw’okuba yamulinako empalana, n’afa, oyo eyamukuba anattibwanga kubanga mutemu. Awoolera eggwanga y’anattanga omutemu ng’amusanze.

22 “‘Kyokka bw’aba nga yamusindika mu butanwa nga si lwa kuba nti yamulinako empalana, oba ng’aliko kye yamukasukira naye nga teyagenderera kumutuusaako kabi,*+ 23 oba nga yali tamulabye bw’atyo n’amusuulako ejjinja mu butanwa, nga teyali mulabe we era nga teyalina kigendererwa kya kumukolako kabi, omuntu oyo n’afa, 24 ekibiina kinaasalangawo wakati w’oyo eyamukuba n’oyo awoolera eggwanga, nga kigoberera ebiragiro ebyo.+ 25 Ekibiina kinaawonyanga oyo anaabanga asse omuntu mu mukono gw’oyo awoolera eggwanga, ne kimuzzaayo mu kibuga eky’okuddukiramu ky’anaabanga addukiddemu, era alina okubeera omwo okutuusa nga kabona asinga obukulu eyafukibwako amafuta amatukuvu amaze okufa.+

26 “‘Naye oyo anaabanga asse omuntu bw’anaasalanga ensalo y’ekibuga eky’okuddukiramu ky’anaabanga addukiddemu, 27 awoolera eggwanga n’amusanga ebweru w’ensalo y’ekibuga eky’okuddukiramu n’amutta, taabengako musango gwa kuyiwa musaayi. 28 Kubanga oyo eyatta omuntu alina okubeera mu kibuga eky’okuddukiramu okutuusa nga kabona asinga obukulu amaze okufa. Kabona asinga obukulu bw’anaamalanga okufa, ng’olwo oyo eyatta omuntu addayo mu kibanja kye.+ 29 Gano ge mateeka ge munaagobereranga nga musala emisango mu mirembe gyammwe gyonna, mu bitundu byonna gye munaabeeranga.

30 “‘Buli anattanga omuntu anattibwanga olw’obutemu+ nga waliwo abajulizi abamulumiriza,*+ naye omuntu tattibwenga nga waliwo obujulizi bwa muntu omu yekka. 31 Temukkirizanga kinunulo kiweebwayo ku lw’omutemu agwanira okufa, kubanga alina okuttibwa.+ 32 Temukkirizanga kinunulo kiweebwayo olw’oyo eyaddukira mu kibuga eky’okuddukiramu; temumukkirizanga kuddayo kubeera mu kitundu kye nga kabona asinga obukulu tannafa.

33 “‘Temwonoonanga nsi gye mubeeramu, kubanga omusaayi gwonoona ensi,+ era tewali kiyinza kutangirira musaayi oguba guyiiriddwa mu nsi okuggyako omusaayi gw’oyo aba aguyiye.+ 34 Era temwonoonanga nsi gye mubeeramu, era gye mbeeramu; kubanga nze Yakuwa mbeera mu bantu ba Isirayiri.’”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share