LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyabalamuzi 18
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abadaani beenoonyeza obutaka (1-31)

        • Kabona wa Mikka atwalibwa wamu n’ebifaananyi bye (14-20)

        • Layisi kiwambibwa ne kituumibwa Ddaani (27-29)

        • Okusinza ebifaananyi mu Ddaani (30, 31)

Ekyabalamuzi 18:1

Marginal References

  • +Bal 8:23; 1Sa 8:4, 5
  • +Yos 19:40
  • +Yos 19:47, 48; Bal 1:34

Ekyabalamuzi 18:2

Marginal References

  • +Yos 19:41, 48
  • +Bal 17:1, 5

Ekyabalamuzi 18:4

Marginal References

  • +Bal 17:9, 10

Ekyabalamuzi 18:7

Marginal References

  • +Yos 19:47, 48; Bal 18:29
  • +Bal 18:27

Ekyabalamuzi 18:8

Marginal References

  • +Yos 15:20, 33; Bal 18:2

Ekyabalamuzi 18:10

Marginal References

  • +Bal 18:7, 27
  • +Kuv 3:8; Ma 8:7-9

Ekyabalamuzi 18:11

Marginal References

  • +Bal 18:2

Ekyabalamuzi 18:12

Footnotes

  • *

    Litegeeza, “Olusiisira lwa Ddaani.”

Marginal References

  • +1Sa 7:1
  • +Bal 13:24, 25

Ekyabalamuzi 18:13

Marginal References

  • +Bal 17:1, 5

Ekyabalamuzi 18:14

Footnotes

  • *

    Oba, “ne bakatonda b’awaka; n’ebifaananyi ebisinzibwa.”

  • *

    Oba, “ekisaanuuse.”

Marginal References

  • +Bal 18:2, 29
  • +Ma 27:15; Bal 17:4, 5

Ekyabalamuzi 18:15

Marginal References

  • +Bal 17:7, 12; 18:30

Ekyabalamuzi 18:16

Marginal References

  • +Bal 18:11

Ekyabalamuzi 18:17

Footnotes

  • *

    Oba, “ne bakatonda b’awaka; n’ebifaananyi ebisinzibwa.”

  • *

    Oba, “ekisaanuuse.”

Marginal References

  • +Bal 18:2
  • +Kuv 28:6; Bal 8:27
  • +Lub 31:19
  • +Lev 19:4; Ma 27:15; Bal 17:3-5
  • +Bal 17:12

Ekyabalamuzi 18:18

Footnotes

  • *

    Oba, “ne bakatonda b’awaka; n’ebifaananyi ebisinzibwa.”

  • *

    Oba, “ekisaanuuse.”

Ekyabalamuzi 18:19

Footnotes

  • *

    Oba, “omuwi waffe ow’amagezi.”

Marginal References

  • +Bal 17:12
  • +Bal 18:30

Ekyabalamuzi 18:20

Footnotes

  • *

    Oba, “ne bakatonda b’awaka; n’ebifaananyi ebisinzibwa.”

Marginal References

  • +Bal 17:4, 5

Ekyabalamuzi 18:27

Marginal References

  • +Yos 19:47, 48; Bal 18:29
  • +Bal 18:7, 10

Ekyabalamuzi 18:28

Marginal References

  • +Kbl 13:17, 21

Ekyabalamuzi 18:29

Marginal References

  • +Yos 19:47, 48; Bal 20:1; 1Sk 4:25; 12:28, 29
  • +Lub 30:6; 32:28
  • +Bal 18:7

Ekyabalamuzi 18:30

Marginal References

  • +Bal 17:1, 4; 18:18
  • +Bal 17:12
  • +Kuv 2:21, 22

Ekyabalamuzi 18:31

Marginal References

  • +Kuv 40:2; Yos 18:1; 1Sa 1:3

General

Balam. 18:1Bal 8:23; 1Sa 8:4, 5
Balam. 18:1Yos 19:40
Balam. 18:1Yos 19:47, 48; Bal 1:34
Balam. 18:2Yos 19:41, 48
Balam. 18:2Bal 17:1, 5
Balam. 18:4Bal 17:9, 10
Balam. 18:7Yos 19:47, 48; Bal 18:29
Balam. 18:7Bal 18:27
Balam. 18:8Yos 15:20, 33; Bal 18:2
Balam. 18:10Bal 18:7, 27
Balam. 18:10Kuv 3:8; Ma 8:7-9
Balam. 18:11Bal 18:2
Balam. 18:121Sa 7:1
Balam. 18:12Bal 13:24, 25
Balam. 18:13Bal 17:1, 5
Balam. 18:14Bal 18:2, 29
Balam. 18:14Ma 27:15; Bal 17:4, 5
Balam. 18:15Bal 17:7, 12; 18:30
Balam. 18:16Bal 18:11
Balam. 18:17Bal 18:2
Balam. 18:17Kuv 28:6; Bal 8:27
Balam. 18:17Lub 31:19
Balam. 18:17Lev 19:4; Ma 27:15; Bal 17:3-5
Balam. 18:17Bal 17:12
Balam. 18:19Bal 17:12
Balam. 18:19Bal 18:30
Balam. 18:20Bal 17:4, 5
Balam. 18:27Yos 19:47, 48; Bal 18:29
Balam. 18:27Bal 18:7, 10
Balam. 18:28Kbl 13:17, 21
Balam. 18:29Yos 19:47, 48; Bal 20:1; 1Sk 4:25; 12:28, 29
Balam. 18:29Lub 30:6; 32:28
Balam. 18:29Bal 18:7
Balam. 18:30Bal 17:1, 4; 18:18
Balam. 18:30Bal 17:12
Balam. 18:30Kuv 2:21, 22
Balam. 18:31Kuv 40:2; Yos 18:1; 1Sa 1:3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ekyabalamuzi 18:1-31

Ekyabalamuzi

18 Mu nnaku ezo tewaaliwo kabaka mu Isirayiri,+ era mu nnaku ezo ab’ekika kya Ddaani+ baali banoonya obusika obw’okubeeramu; kubanga n’okutuusa mu kiseera ekyo baali tebannafuna busika mu bika bya Isirayiri.+

2 Awo Abadaani ne batuma abasajja bataano ab’ekika kyabwe, abasajja abazira, okuva mu Zola ne mu Esutawoli,+ okugenda okuketta ensi n’okugirambula. Ne babagamba nti: “Mugende mulambule ensi.” Oluvannyuma baatuuka mu kitundu kya Efulayimu eky’ensozi ku nnyumba ya Mikka,+ ne basula eyo. 3 Bwe baali okumpi n’ennyumba ya Mikka baawulira eddoboozi ly’omuvubuka Omuleevi, ne bagenda gy’ali ne bamubuuza nti: “Ani yakuleeta eno? Okola ki mu kifo kino, era kiki ky’oyagalayo?” 4 N’abaddamu nti: “Kino na kiri Mikka bye yankolera, n’ampangisa mbeere kabona we.”+ 5 Ne bamugamba nti; “Tukwegayiridde tubuulize Katonda tumanye obanga olugendo lwaffe lunaaba lulungi.” 6 Kabona n’abagamba nti: “Mugende mirembe. Yakuwa ali nammwe mu lugendo lwammwe.”

7 Abasajja abataano ne beeyongerayo ne batuuka e Layisi,+ ne balaba ng’abantu baayo beemalirira ng’empisa y’Abasidoni bw’eri. Baali batudde ntende,+ nga tebalina kye beekengera, era nga mu nsi yaabwe temuli mufuzi mukambwe abakijjanya. Ate era baali wala okuva awaali Abasidoni era nga tebalina kakwate konna na bantu balala.

8 Bwe baddayo eri baganda baabwe mu Zola ne mu Esutawoli,+ baganda baabwe ne bababuuza nti: “Byagenze bitya?” 9 Ne babaddamu nti: “Tugende tubalumbe. Ensi tugirabye; nnungi nnyo. Lwaki mulonzalonza? Temulwa kugenda kugitwala. 10 Bwe munaatuukayo mujja kusanga abantu abatalina kye beekengera,+ era ensi ngazi. Katonda agiwaddeyo mu mukono gwammwe, era erimu buli kintu ekiri ku nsi.”+

11 Awo abasajja 600 ab’omu kika kya Ddaani ne bava mu Zola ne mu Esutawoli+ nga balina eby’okulwanyisa. 12 Ne bagenda ne basiisira okumpi ne Kiriyasu-yalimu+ mu Yuda. Eyo ye nsonga lwaki ekifo ekyo ekiri ebugwanjuba wa Kiriyasu-yalimu bakiyita Makanedani*+ n’okutuusa leero. 13 Oluvannyuma baavaayo ne bagenda mu kitundu kya Efulayimu eky’ensozi ne batuuka ku nnyumba ya Mikka.+

14 Abasajja abataano abaagenda okuketta ensi y’e Layisi+ ne bagamba baganda baabwe nti: “Mubadde mukimanyi nti mu nnyumba zino mulimu efodi n’ebifaananyi bya baterafi* n’ekifaananyi ekyole n’ekifaananyi eky’ekyuma?*+ Kaakano mulowooze ku kye mugwanidde okukola.” 15 Ne bakyama ne bagenda ku nnyumba y’omuvubuka Omuleevi+ eyali okumpi n’ennyumba ya Mikka, ne bamubuuza bw’ali. 16 Abasajja ba Ddaani+ olukaaga abaalina eby’okulwanyisa baali bayimiridde ku mulyango. 17 Abasajja abataano abaagenda okuketta ensi+ ne bayingira okuggyamu ekifaananyi ekyole ne efodi+ n’ebifaananyi bya baterafi*+ n’ekifaananyi eky’ekyuma.*+ (Kabona+ yali ayimiridde ku mulyango n’abasajja olukaaga abaalina eby’okulwanyisa.) 18 Baayingira mu nnyumba ya Mikka ne baggyamu ekifaananyi ekyole ne efodi n’ebifaananyi bya baterafi* n’ekifaananyi eky’ekyuma.* Kabona n’ababuuza nti: “Mukola ki ekyo?” 19 Ne bamuddamu nti: “Sirika. Teeka engalo zo ku mumwa gwo ogende naffe obeere kitaffe* era kabona waffe. Kiki ekisinga obulungi, ggwe okubeera kabona w’ennyumba y’omuntu omu,+ oba okubeera kabona w’ekika ekiramba n’oluggya mu Isirayiri?”+ 20 Kabona n’akkiriza, n’atwala efodi n’ebifaananyi bya baterafi* n’ekifaananyi ekyole,+ n’agenda nabo.

21 Awo ne bakyusa, ne bagenda nga bakulembezzaamu abaana abato n’ensolo n’ebintu eby’omuwendo. 22 Bwe baali batambuddeko akabanga okuva ku nnyumba ya Mikka, abasajja abaali mu mayumba agaali okumpi n’ennyumba ya Mikka ne bakuŋŋaana wamu ne bawondera Abadaani ne babasanga. 23 Bwe baakoowoola Abadaani, Abadaani ne bakyuka ne batunula gye bali, ne bagamba Mikka nti: “Mutawaana ki? Lwaki mukuŋŋaanye wamu?” 24 N’abaddamu nti: “Mututte bakatonda bange be nnakola era mugenze ne kabona. Kaakano nsigazza ki? Kale muyinza mutya okumbuuza nti, ‘Mutawaana ki?’” 25 Abadaani ne bamugamba nti: “Totuleekaanira, si kulwa ng’abasajja abaliko ekiruyi babalumba, n’ofiirwa obulamu bwo ggwe n’ab’ennyumba yo.” 26 Awo Abadaani ne beeyongerayo; Mikka bwe yalaba nga bamusinga amaanyi, n’akyuka n’addayo ewuwe.

27 Bwe baamala okutwala bakatonda Mikka be yali akoze era ne kabona we, ne boolekera Layisi+ okulumba abantu abaali batudde entende nga tebalina kye beekengera.+ Ne babatta n’ekitala era ekibuga ne bakyokya omuliro. 28 Tewaaliwo ayinza kukinunula kubanga kyali wala okuva e Sidoni, era ng’abantu baamu tebalina bantu balala be bakolagana nabo; kyali mu lusenyi lwa Besu-lekobu.+ Abadaani ne baddamu okuzimba ekibuga ekyo ne bakibeeramu. 29 Era ekibuga ekyo baakituuma Ddaani,+ erinnya lya kitaabwe Ddaani mutabani wa Isirayiri.+ Kyokka edda kyayitibwanga Layisi.+ 30 Oluvannyuma Abadaani beeteerawo ekifaananyi ekyole;+ era Yonasaani+ mutabani wa Gerusomu,+ mutabani wa Musa, awamu n’abaana be ne baba bakabona b’ekika kya Ddaani okutuusa ku lunaku abantu b’omu nsi eyo lwe baatwalibwa mu buwaŋŋanguse. 31 Bassaawo ekifaananyi ekyole Mikka kye yakola, era ne kisigala eyo ennaku zonna ennyumba ya Katonda ow’amazima ze yamala ng’eri mu Siiro.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share