Ebirimu
Ddesemba 15, 2008
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Febwali 2-8, 2009
Lwaki Osaanidde Okukuuma Obugolokofu Bwo?
OLUPAPULA 3
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 5, 69
Febwali 9-15, 2009
OLUPAPULA 7
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 9, 11
Febwali 16-22, 2009
Ekifo eky’Enjawulo Yesu ky’Alina mu Kigendererwa kya Katonda
OLUPAPULA 12
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 33, 44
Febwali 23, 2009–Maaki 1, 2009
Ba Mumalirivu Okuwa Obujulirwa mu Bujjuvu
OLUPAPULA 16
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 3, 86
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu ey’Okusoma 1, 2 OLUPAPULA 3-11
Obugolokofu kye ki? Lwaki bukulu nnyo? Tusobola tutya okukulaakulanya obugolokofu n’okubukuuma? Omuntu aba akutte ekkubo ekyamu asobola okuddamu okutambulira mu bugolokofu? Ebitundu bino ebibiri bijja kukuyamba okufuna eby’okudddamu mu bibuuzo ebyo.
Ekitundu eky’Okusoma 3 OLUPAPULA 12-16
Yesu alina ekifo eky’enjawulo mu kutuukirizibwa kw’ekigendererwa kya Katonda. Ekitundu kino kyogera ku bitiibwa mukaaga Yesu by’alina. Biraga ensonga lwaki wa njawulo. Era tujja kulaba bwe tuyinza okukoppa engeri Yesu gy’atuukirizaamu obuvunaanyizibwa bwe mu kifo kye eky’enjawulo.
Ekitundu eky’Okusoma 4 OLUPAPULA 16-20
Okwekenneenya ebyo omutume Pawulo bye yayogera eri abakadde b’omu Efeso, ebiri mu Ebikolwa essuula 20, kijja kutuyamba okulaba engeri gye yawaamu obujulirwa mu bujjuvu. Era tujja kulaba ngeri gye tuyinza okuwaamu obujulirwa mu bujjuvu ku mawulire amalungi, n’ensonga lwaki tulina okukikola.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
Empandiika ya Cuneiform ne Baibuli
OLUPAPULA 21
Ekisibo kya Katonda mu Korea Kikuze Nkiraba
OLUPAPULA 23
Ekigambo kya Yakuwa Kiramu—Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Bbaluwa za Yokaana n’Eya Yuda
OLUPAPULA 27
Okyajjukira? OLUPAPULA 30
Olukalala lw’Emitwe Egibadde mu Omunaala gw’Omukuumi mu 2008
OLUPAPULA 31
OLUPAPULA 32