Ebirimu
Apuli 15, 2015
© 2015 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
JJUUNI 1-7, 2015
Abakadde, Okutendeka Abalala Mukitwala Mutya?
OLUPAPULA 3 • ENNYIMBA: 123, 121
JJUUNI 8-14, 2015
Engeri Abakadde Gye Bayambamu Abalala Okutuukiriza Ebisaanyizo
OLUPAPULA 9 • ENNYIMBA: 45, 70
JJUUNI 15-21, 2015
Olina Enkolagana ey’Oku Lusegere ne Yakuwa?
OLUPAPULA 19 • ENNYIMBA: 91, 11
JJUUNI 22-28, 2015
OLUPAPULA 24 • ENNYIMBA: 106, 49
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
▪ Abakadde, Okutendeka Abalala Mukitwala Mutya?
▪ Engeri Abakadde Gye Bayambamu Abalala Okutuukiriza Ebisaanyizo
Lwaki kikulu nnyo abakadde okufuba okutendeka ab’oluganda abatalina bumanyirivu? Biki bye bayinza okukola okutendeka abalala? Biki abakadde awamu n’abo be batendeka bye bayinza okuyigira ku Samwiri, Eriya, ne Erisa? Ebitundu bino ebibiri biddamu ebibuuzo ebyo.
▪ Olina Enkolagana ey’Oku Lusegere ne Yakuwa?
▪ Weesige Yakuwa Bulijjo!
Okuba n’enkolagana ey’oku lusegere ne Yakuwa kituyamba okugumira ebizibu. Ebitundu bino ebibiri biraga engeri gye tusobola okunyweza enkolagana yaffe ne Yakuwa nga tuba n’empuliziganya ennungi naye era nga tumwesiga bulijjo.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
14 Twafuna Emikisa “mu Biseera Ebirungi ne mu Biseera Ebizibu”
29 Lwaki Okugoba Omwonoonyi mu Kibiina Kiba Kikolwa kya Kwagala
KU DDIBA: Omukadde ng’atendeka omuweereza okubuulira mu bifo ebya lukale ku luguudo oluyitibwa Haiphong, Kowloon
HONG KONG
ABANTU
7,234,800
ABABUULIZI
5,747
ABAYIZI BA BAYIBULI
6,382
180,000+
Obugaali, obudaala, n’emmeeza ebiteekebwako ebitabo byafunibwa okuyitira mu ofiisi y’ettabi y’e Hong Kong ne biweerezebwa mu bitundu ebitali bimu okwetooloola ensi