LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • km 3/15 lup. 8
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
  • Similar Material
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
  • Gikozese Buli lw’Ofuna Akakisa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
See More
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2015
km 3/15 lup. 8

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Omunaala gw’Omukuumi Apuli 1

“Leero tugabira buli muntu ali mu kitundu kino akapapula kano. [Muwe tulakiti erina omutwe Bayibuli Ogitwala Otya? era omubuuze ebibuuzo ebiri kungulu. Mulage eky’okuddamu mu 2 Timoseewo 3:16, era omukubirize okusoma tulakiti eyo.] Abantu abamu tebamanyi nti Bayibuli eddamu ebibuuzo nga bino mu ngeri ematiza. [Mulage ebibuuzo ebiri ku ntandikwa y’ekitundu ekisooka ekiri mu Omunaala gw’Omukuumi.] Akatabo kano kalaga engeri gy’osobola okufuna eby’okuddamu mu Bayibuli yo.”

Awake! Apuli

“Tubakyaliddeko nga twogera ku kizibu ekiriwo mu maka mangi leero. Mu myaka egiyise, abaana bangi baagonderanga bazadde baabwe, naye ennaku zino mu maka agamu tekikyali bwe kityo. Olowooza leero abazadde bagunjula bulungi abaana baabwe? [Muleke abeeko ky’addamu.] Bayibuli eraga nti kikulu okukangavvula abaana. [Soma Engero 29:17.] Akatabo kano kalaga amagezi amalungi agali mu Bayibuli agakwata ku kukangavvula abaana.”

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share