LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Febwali lup. 1
  • Ennyanjula ze Tuyinza Okukozesa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ennyanjula ze Tuyinza Okukozesa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Subheadings
  • Similar Material
  • AWAKE!
  • AWAKE!
  • WULIRIZA KATONDA
  • TEGEKA ENNYANJULA YO
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Febwali lup. 1
Babuulira nga bakozesa brocuwa Wuliriza Katonda mu Indonesia

Bannyinaffe babuulira nga bakozesa brocuwa Wuliriza Katonda mu Indonesia

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

AWAKE!

Akatabo akayitibwa Awake!, Na. 1 2016 | Kikulu Okuba n’Endowooza Enuŋŋamu!

Ekibuuzo: Nkuleetedde akatabo akayitibwa Awake! ak’omwezi guno. Weetegereze ekibuuzo ekiri ku lupapula 2. Ekibuuzo ekyo wandikizzeemu otya?

Ekyawandiikibwa: Nge 24:10

By’oyinza okwogera: Akatabo kano kalimu ebisingawo ebikwata ku nsonga eyo.

AWAKE!

Ekibuuzo: Okikkiriza nti kikulu okufuna emikwano emirungi?

Ekyawandiikibwa: Nge 13:20

By’oyinza okwogera: Akatabo kano kalimu amagezi amalungi agayinza okukuyamba okufuna emikwano emirungi. [Yogera ku kitundu ekiri ku lupapula 10-11.]

WULIRIZA KATONDA

Brocuwa Wuliriza katonda

Ekibuuzo: Wandyagadde okubeera mu nsi efaanana bw’eti? [Mulage ebiri ku lupapula 2-3, era omuleke abeeko ky’addamu.]

Ekyawandiikibwa: Yer 29:11

By’oyinza okwogera: Akatabo kano kalaga ebyo bye tusaanidde okukola okusobola okubeera mu bulamu obulungi Katonda bw’atusuubizza. [Yogera ku ebyo ebiri ku lupapula 4-5.]

TEGEKA ENNYANJULA YO

Kozesa ekyokulabirako waggulu okutegeka ennyanjula yo.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share