LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Maaki lup. 6
  • Maaki 28–Apuli 3

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Maaki 28–Apuli 3
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Maaki lup. 6

Maaki 28–Apuli 3

YOBU 11-15

  • Oluyimba 111 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yobu Yali Akkiririza mu Kuzuukira”: (Ddak. 10)

    • Yobu 14:1, 2​—Yobu yayogera ku mbeera y’obulamu bw’omuntu (w15 3/1 3; w10-E 5/1 5 ¶2; w08 4/1 3 ¶3)

    • Yobu 14:13-15a​—Yobu yali mukakafu nti Yakuwa teyandimwerabidde (w15 8/1 5; w14 1/1 7 ¶4; w11 4/1 31 ¶2-4)

    • Yobu 14:15b​—Yakuwa ayagala nnyo abaweereza be abeesigwa (w15 8/1 7 ¶3; w14 6/15 14 ¶12; w11 4/1 31 ¶3-6)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yobu 12:12​—Lwaki Abakristaayo abakuze mu myaka basobola okuyamba abakyali abato? (g99-E 7/22 11, akasanduuko)

    • Yobu 15:27​—Erifaazi yali ategeeza ki bwe yagamba Yobu nti “mugevvu mu maaso”? (it-1-E 802 ¶4)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Yobu 14:1-22 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: fg essomo 13 ¶1​—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo. (Ddak. 2 oba obutawera)

  • Ng’Ozzeeyo: fg essomo 13 ¶2​—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo. (Ddak. 4 oba obutawera)

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: fg essomo 13 ¶3-4 (Ddak. 6 oba obutawera)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 134

  • Ebyetaago by’ekibiina: (Ddak. 5)

  • “Okuzuukira Kusoboka Okuyitira mu Kinunulo”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Ng’ofundikira, musseeko vidiyo eyalagibwa ku lukuŋŋaana olunene olw’ennaku essatu olwa 2014, olwalina omutwe, “Musooke Munoonyenga Obwakabaka bwa Katonda!”

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: ia sul. 12 ¶1-12 (Ddak. 30)

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 33 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share