LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Jjanwali lup. 1
  • Bye Tuyinza Okwogerako

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Bye Tuyinza Okwogerako
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Subheadings
  • Similar Material
  • ●○○ OMULUNDI OGUSOOKA
  • ○●○ OKUDDIŊŊANA OKUSOOKA
  • ○●○ OKUDDIŊŊANA OKW’OKUBIRI
  • Engeri gye Tuyinza Okukozesaamu Ebiri mu Kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Engeri y’Okukozesaamu Ebiri mu Kitundu Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Bye Tuyinza Okwogerako
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Jjanwali lup. 1
Bagaba tulakiti okumpi n’e Monrovia mu Liberia

Babuulira okumpi n’e Monrovia, mu Liberia

Bye Tuyinza Okwogerako

●○○ OMULUNDI OGUSOOKA

Ekibuuzo: Olowooza Bayibuli ekyali ya mugaso leero?

Ekyawandiikibwa: 2Ti 3:16

Eky’okulekawo: Bayibuli eyogera ku ki?

○●○ OKUDDIŊŊANA OKUSOOKA

Ekibuuzo: Bayibuli eyogera ku ki?

Ekyawandiikibwa: Mat 6:10

Eky’okulekawo: Obwakabaka bwa Katonda bunaakola ki?

○●○ OKUDDIŊŊANA OKW’OKUBIRI

Ekibuuzo: Obwakabaka bwa Katonda bunaakola ki?

Ekyawandiikibwa: Dan 2:44

Eky’okulekawo: Ekyo kinaakwata kitya ku nsi?

Okutandika n’omwezi guno, olukuŋŋaana olwa wakati mu wiiki terujja kubeerangamu ennyanjula ssatu ez’enjawulo nga bwe kibadde. Mu kifo ky’ekyo, mu katabo k’enkuŋŋaana mujja kubeerangamu ekibuuzo eky’okutandikirako okubuulira omuntu, ekyawandiikibwa, era n’ekibuuzo ekirala kye tunaddamu nga tuzzeeyo. Buli wiiki tujja kulabanga vidiyo emu eraga kye tuyinza okwogerako nga tubuulira. Buli mubuulizi ajja kwesalirangawo akatabo ak’okokukozesa okuyigiriza omuntu na ddi lw’anaatandika okukakozesa. Ayinza okusalawo okutandika okukakozesa ku mulundi ogusooka oba ng’azzeeyo. Ate era akatabo k’enkuŋŋaana kajja kubangamu okuddiŋŋana kwa mirundi ebiri. Enkola eno ejja kutuyamba okusa essira ku kigendererwa kyaffe eky’okuyigiriza “abo bonna [abalina] endowooza ennuŋŋamu ebasobozesa okufuna obulamu obutaggwaawo.”​—Bik 13:48.

Abanaawebwanga Eby’Okukola: Okuggyako nga kiragiddwa bulala, abanaawebwanga eby’okukola mu kitundu Buulira n’Obunyiikivu, bajja kulaganga ekyokulabirako ku pulatifoomu.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share