LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Jjanwali lup. 2
  • Jjanwali 1-7

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Jjanwali 1-7
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Jjanwali lup. 2

Jjanwali 1-7

MATAYO 1-3

  • Oluyimba 14 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Obwakabaka obw’Omu Ggulu Busembedde”: (Ddak. 10)

    • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Matayo.]

    • Mat 3:1, 2​—Yokaana Omubatiza yabuulira nti Kabaka w’Obwakabaka bwa Katonda yali anaatera okulabika (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Mat 3:4​—Yokaana Omubatiza teyalina bintu bingi, era ekyo kyamusobozesa okwemalira ku kuweereza Katonda (nwtsty ebifaananyi)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mat 1:3​—Lwaki abakazi bataano baateekebwa mu lunyiriri lw’obuzaale bwa Yesu oluli mu Matayo, ng’ate lwandibaddemu basajja bokka? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Mat 3:11​—Kiki ekiraga nti okubatizibwa kuba kunnyikibwa mu mazzi? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 1:1-17

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Okulaga Vidiyo ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Laba ku lup. 1.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs lup. 41-42 ¶6-7.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 72

  • Alipoota y’Omwaka: (Ddak. 15) Kwogera nga kwa kuweebwa mukadde. Bw’omala okusoma alipoota y’obuwereeza evudde ku ofiisi y’ettabi, buuza ebibuuzo ababuulizi be wateeseteese, abaafuna ebyokulabirako ebirungi mu buwereeza omwaka oguwedde.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 2

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 137 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share