LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Jjanwali lup. 2
  • “Obwakabaka obw’Omu Ggulu Busembedde”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Obwakabaka obw’Omu Ggulu Busembedde”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Similar Material
  • Eriiso Lyo Liraba Wamu?
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2010
  • Okubaako Bye Twerekereza Kitusobozesa Okutendereza Katonda
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Beera n’Eriiso Eriraba Awamu
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2004
  • Noonya Bwakabaka, So Si Bintu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2016
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Jjanwali lup. 2

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | MATAYO 1-3

“Obwakabaka obw’Omu Ggulu Busembedde”

3:4

  • Yokaana Omubatiza

    Engeri Yokaana Omubatiza gye yayambalangamu ne gye yalabikangamu byali biraga nti teyalina bintu bingi era nti yali yeemalidde ku kuweereza Katonda

  • Enkizo Yokaana gye yalina ey’okuteekerateekera Yesu ekkubo, yali esinga ekintu ekirala kyonna kye yali yeefiirizza

Bwe tuteetuumako bintu bingi kitusobozesa okukola ekisingawo mu buweereza bwaffe n’okuba abamativu. Tusobola okwewala okwetuumako ebintu nga . . .

  • tumanya ebintu byennyini bye twetaaga

  • twewala okugula ebintu bye tuteetaaga

  • tuba n’embalirira

  • tweggyako ebintu bye tutakozesa

  • twewala amabanja

  • twewala okukola emirimu emingi

Enzige n’omubisi gw’enjuki

Yokaana yalyanga nzige n’omubisi gw’enjuki

Bwe nneewala okunoonya ebintu ebingi kijja kunsobozesa okutuuka ku kiruubirirwa kyange kino

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share