Jjanwali 8-14
MATAYO 4-5
- Oluyimba 82 n’Okusaba 
- Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera) 
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
- “Bye Tuyiga mu Kuyigiriza kwa Yesu okw’Oku Lusozi”: (Ddak. 10) - Mat 5:3—Bwe tumanya obwetaavu bwaffe obw’eby’omwoyo, tuba basanyufu (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa) 
- Mat 5:7—Okuba abasaasizi kivaamu essanyu (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa) 
- Mat 5:9—Bwe tuba abantu abaleetawo emirembe, tuba basanyufu (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa; w07 12/1 lup. 12) 
 
- Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8) - Mat 4:9—Sitaani bwe yali akema Yesu, kiki kye yagezaako okumugamba okukola? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa) 
- Mat 4:23—Mirimu ki emikulu egy’emirundi ebiri Yesu gye yakola? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa) 
- Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa? 
- Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno? 
 
- Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 5:31-48 
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
- Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Laba ku lup. 1. 
- Okulaga Vidiyo ku Kuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo 
- Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) w16.03 lup. 31-32—Omutwe: Sitaani Yatwalira Ddala Yesu ku Yeekaalu bwe Yali ng’Amukema? 
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
- Balina Essanyu Abo Abayigganyizibwa olw’Obutuukirivu: (Ddak. 9) Mulabe vidiyo erina omutwe, Baasibibwa olw’Okukkiriza Kwabwe, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku by’okuyiga ebirimu (Genda ku vidiyo, EBY’OKULABIRAKO N’OKUBUUZA EBIBUUZO). 
- “Sooka Otabagane ne Muganda Wo—Mu Ngeri Ki?”: (Ddak. 6) Kukubaganya birowoozo. Mukubaganye ebirowoozo ku nsonga lwaki eky’okuddamu ekisembayo ku buli lukalala kye kituufu. 
- Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 3 
- Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3) 
- Oluyimba 141 n’Okusaba