Ssande
“Yakuwa Alindirira n’Obugumiikiriza Okubalaga Ekisa”—Isaaya 30:18
Ku Makya
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba
3:30 Oluyimba 95 n’Okusaba
3:40 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Bannabbi Baatuteerawo Ekyokulabirako mu Kuba Abagumiikiriza
• Eriya (Yakobo 5:10, 17, 18)
• Mikka (Mikka 7:7)
• Koseya (Koseya 3:1)
• Isaaya (Isaaya 7:3)
• Ezeekyeri (Ezeekyeri 2:3-5)
• Yeremiya (Yeremiya 15:16)
• Danyeri (Danyeri 9:22, 23)
5:05 Oluyimba 142 n’Ebirango
5:15 OKWOGERA KWA BONNA: Katonda Anaakuyamba? (Isaaya 64:4)
5:45 Okuwumbawumbako Omunaala gw’Omukuumi
6:15 Oluyimba 94 n’Okuwummulamu
Olweggulo
7:35 Vidiyo ey’Ennyimba
7:45 Oluyimba 114
7:50 OMUZANNYO: “Amakubo Go Gakwasenga Yakuwa”—Ekitundu 2 (Zabbuli 37:5)
8:30 Oluyimba 115 n’Ebirango
8:40 “Yakuwa Alindirira n’Obugumiikiriza Okubalaga Ekisa” (Isaaya 30:18-21; 60:17; 2 Bassekabaka 6:15-17; Abeefeso 1:9, 10)
9:40 Oluyimba Olupya n’Okusaba Okufundikira