LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • km 11/05 lup. 8
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
  • Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2005
  • Similar Material
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2006
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2004
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2002
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2007
See More
Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2005
km 11/05 lup. 8

Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini

The Watchtower Okit. 15

“Abantu bangi batwala obuyigirize ng’ekintu ekibasobozesa okubeera obulungi. Olowooza waliwo obuyigirize obusobola okuyamba omuntu okuba omulungi era n’okwaŋŋanga ebizibu bye boolekagana nabyo mu bulamu? [Muleke abeeko ky’addamu. Oluvannyuma soma Abaruumi 12:2.] Magazini eno eraga engeri gye tuyinza okuganyulwa mu buyigirize obusingirayo ddala obulungi.”

Awake! Okit. 22

“Abantu bangi banyumirwa okusoma empapula z’amawulire buli lunaku. Olowooza tusobola okwesiga ebyo ebifulumira mu mpapula z’amawulire? [Muleke abeeko ky’addamu.] Magazini eno ewa amagezi ku ngeri gye tuyinza okuganyulwa bwe tusoma empapula z’amawulire. Ate eraga ensonga lwaki tulina okwegendereza bye tusoma mu mpapula z’amawulire.” Soma Engero 14:15.

The Watchtower Nov. 1

“Abantu bangi bawulira bubi olw’obutali bwenkanya obuli mu nsi. Olowooza waliwo omuntu yenna ayinza okubumalawo? [Muleke abeeko ky’addamu.] Magazini eno eyogera ku bintu ebireetedde ensi obutabaamu bwenkanya. Ate era eyogera ne ku muntu ajja okumalawo obutali bwenkanya era n’engeri gyanaleetawo emirembe n’obutebenkevu mu nsi.” Soma Zabbuli 72:12-14.

Awake! Nov. 8

“Mu nsi yonna, waliwo olukonko lwa maanyi wakati w’abagagga n’abaavu. Olowooza waliwo ekiyinza okukolebwa okusobola okuziba olukonko olwo? [Muleke abeeko ky’addamu. Oluvannyuma soma Matayo 6:9, 10.] Magazini eno eraga ensonga lwaki tusobola okuba abakakafu nti Obwakabaka bwa Katonda bujja kuziba olukonko oluliwo wakati w’abagagga n’abaavu.”

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share