LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • km 3/07 lup. 3
  • Okwejjukanya Ebikwata ku Kijjukizo

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okwejjukanya Ebikwata ku Kijjukizo
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2007
  • Laba Ebirala
  • Okwejjukanya Ebikwata ku Kijjukizo
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2006
  • Ebirango
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2004
  • Okwejjukanya Ebikwata ku Kijjukizo
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2005
  • Okwejjukanya Ebikwata ku Kijjukizo
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2002
Laba Ebirara
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2007
km 3/07 lup. 3

Okwejjukanya Ebikwata ku Kijjukizo

Ekijjukizo ky’omwaka guno kijja kubaawo ku Bbalaza nga Apuli 2. Abakadde balina okwekenneenya ensonga zino wammanga:

◼ Nga mutegeka ekiseera eky’okukuŋŋaanirako, mukakase nti obubonero buyisibwa ng’enjuba emaze kugwa.

◼ Buli omu nga mw’otwalidde n’omwogezi, alina okutegeezebwa ekiseera kyennyini n’ekifo awanaabeera omukolo.

◼ Ekika ky’omugaati n’enviinyo ebisaanidde, birina okufunibwa era bitegekebwe.​—Laba Watchtower eya Febwali 15, 2003, lup. 14-15.

◼ Essowaani, amagiraasi, emmeeza esaanira awamu n’ekitambaala kyakwo, birina okuleetebwa awanaaba omukolo era bitegekebwe nga bukyali.

◼ Ekizimbe ky’Obwakabaka oba ekifo ekirala kyonna eky’okukuŋŋaaniramu kirina okuyonjebwa obulungi ng’olunaku terunnatuuka.

◼ Abaaniriza abagenyi n’abanaaweereza obubonero balina okulondebwa era n’okutegeezebwa nga bukyali ebikwata ku mirimu gyabwe, enkola eneegobererwa, awamu n’ennyambala n’okwekolako ebinaaweesa omukolo ekitiibwa.

◼ Enteekateeka zirina okukolebwa okusobola okutwala obubonero eri eyafukibwako amafuta yenna ataasobole kubeerawo olw’obulwadde.

◼ Bwe kiba nti ebibiina ebisukka mu kimu bijja kukozesa Ekizimbe ky’Obwakabaka kye kimu, bisaanidde okukola enteekateeka ennungi waleme okubaawo omujjuzo ku mulyango, mu luggya, n’awasimbibwa emmotoka.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza