LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 140
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa, Omulokozi ow’amaanyi

        • Abantu ababi balinga emisota (3)

        • Abo abakola ebikolwa eby’obukambwe bajja kugwa (11)

Zabbuli 140:1

Marginal References

  • +Zb 18:48; 59:1

Zabbuli 140:2

Marginal References

  • +Zb 64:2, 6

Zabbuli 140:3

Marginal References

  • +Zb 52:1, 2; 58:3, 4
  • +Bar 3:13; Yak 3:8

Zabbuli 140:4

Marginal References

  • +Zb 17:8; 36:11; 71:4

Zabbuli 140:5

Marginal References

  • +Zb 10:9
  • +Yer 18:22

Zabbuli 140:6

Marginal References

  • +Zb 28:2; 55:1

Zabbuli 140:7

Marginal References

  • +1Sa 17:37

Zabbuli 140:8

Marginal References

  • +2Sa 15:31; Zb 27:12

Zabbuli 140:9

Marginal References

  • +Zb 7:16; Nge 12:13

Zabbuli 140:10

Footnotes

  • *

    Oba, “Mu binnya ebirimu amazzi.”

Marginal References

  • +Zb 11:5, 6
  • +Zb 55:23

Zabbuli 140:11

Marginal References

  • +Zb 12:3

Zabbuli 140:12

Marginal References

  • +Zb 10:17, 18; 22:24

Zabbuli 140:13

Marginal References

  • +Zb 23:6

General

Zab. 140:1Zb 18:48; 59:1
Zab. 140:2Zb 64:2, 6
Zab. 140:3Zb 52:1, 2; 58:3, 4
Zab. 140:3Bar 3:13; Yak 3:8
Zab. 140:4Zb 17:8; 36:11; 71:4
Zab. 140:5Zb 10:9
Zab. 140:5Yer 18:22
Zab. 140:6Zb 28:2; 55:1
Zab. 140:71Sa 17:37
Zab. 140:82Sa 15:31; Zb 27:12
Zab. 140:9Zb 7:16; Nge 12:13
Zab. 140:10Zb 11:5, 6
Zab. 140:10Zb 55:23
Zab. 140:11Zb 12:3
Zab. 140:12Zb 10:17, 18; 22:24
Zab. 140:13Zb 23:6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 140:1-13

Zabbuli

Eri akulira eby’okuyimba. Zabbuli ya Dawudi.

140 Ai Yakuwa, nnunula mu mikono gy’abantu ababi;

Mponya abantu abakola ebikolwa eby’obukambwe,+

 2 Abo abateekateeka mu mitima gyabwe okukola ebintu ebibi,+

Era abawakula entalo okuzibya obudde.

 3 Bawagala olulimi lwabwe ne luba ng’olw’omusota;+

Mu kamwa kaabwe mulimu obusagwa bw’emisota.+ (Seera)

 4 Ai Yakuwa, ntaasa mu mikono gy’abantu ababi;+

Mponya abantu abakola ebikolwa eby’obukambwe,

Abo abasala enkwe okunsuula.

 5 Ab’amalala bantega omutego;

Baaliirira ekitimba eky’emiguwa ku mabbali g’ekkubo.+

Banteerawo ebyambika.+ (Seera)

 6 Ŋŋamba Yakuwa nti: “Ggwe Katonda wange.

Ai Yakuwa, wulira okuwanjaga kwange.”+

 7 Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna, Omulokozi wange ow’amaanyi,

Okuuma omutwe gwange ku lunaku olw’olutalo.+

 8 Ai Yakuwa, ababi tobawa bye baagala.

Toganya nkwe zaabwe kutuukirira, baleme okwegulumiza.+ (Seera)

 9 Emitwe gy’abo abanneetoolodde

Gibikkibwe ebintu ebibi emimwa gyabwe bye gyogera.+

10 Amanda agaaka ka gabatonnyeko.

Ka bakasukibwe mu muliro,+

Mu binnya ebiwanvu ennyo,*+ baleme kuddamu kuyimuka nate.

11 Omuntu awaayiriza k’abulweko ekifo w’abeera mu nsi.+

Ebintu ebibi ka biwondere abantu abakola ebikolwa eby’obukambwe era bibazikirize.

12 Mmanyi nti Yakuwa ajja kulwanirira abanaku,

Era akakase nti abaavu bayisibwa mu ngeri ey’obwenkanya.+

13 Abatuukirivu bajja kutendereza erinnya lyo;

Abagolokofu bajja kubeera mu maaso go.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share