LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 18
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Emirimu gya bakabona n’Abaleevi (1-7)

      • Emigabo gya bakabona (8-19)

        • Endagaano ey’omunnyo (19)

      • Abaleevi balina okufuna n’okuwaayo ekimu eky’ekkumi (20-32)

Okubala 18:1

Marginal References

  • +Kuv 25:8; Lev 21:10-12
  • +Kuv 28:38; Lev 22:9; Kbl 18:23

Okubala 18:2

Marginal References

  • +Kbl 3:6; 8:22; 16:9
  • +Kbl 1:53

Okubala 18:3

Marginal References

  • +Kbl 3:25, 26, 30, 31, 36, 37
  • +Kbl 4:15, 20; 16:39, 40

Okubala 18:4

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, atali wa nnyumba ya Alooni.

Marginal References

  • +Kbl 1:51; 3:10

Okubala 18:5

Marginal References

  • +Lev 24:2, 3; Kbl 3:32
  • +Kuv 30:7
  • +Kbl 16:46

Okubala 18:6

Marginal References

  • +Kbl 3:9, 12; 8:15, 16
  • +Kbl 8:19

Okubala 18:7

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, atali wa nnyumba ya Alooni.

Marginal References

  • +Lev 16:2, 12; Beb 9:3, 7
  • +1Sa 2:28; Beb 5:4
  • +Kbl 3:10; 16:39, 40

Okubala 18:8

Marginal References

  • +Kuv 23:19; Lev 27:28, 30; Kbl 18:11, 26
  • +Lev 7:34; Kbl 5:9

Okubala 18:9

Marginal References

  • +Lev 2:3
  • +Lev 5:11, 12; 6:25, 26
  • +Lev 7:1, 7

Okubala 18:10

Marginal References

  • +Kuv 29:32; Lev 6:14, 16; 10:12, 13
  • +Lev 6:18; 7:1, 6; 14:13; 21:22

Okubala 18:11

Marginal References

  • +Kbl 15:20; Ezk 44:30
  • +Kuv 29:27; Lev 7:34
  • +Lev 10:14; Ma 18:3
  • +Lev 22:4-6

Okubala 18:12

Marginal References

  • +Nge 3:9
  • +Lev 2:14; Ma 18:4

Okubala 18:13

Marginal References

  • +Kuv 23:19

Okubala 18:14

Marginal References

  • +Lev 27:21, 28

Okubala 18:15

Marginal References

  • +Kuv 13:2; Lev 27:26; Kbl 3:13
  • +Kuv 13:13
  • +Kuv 34:20; Lev 27:27

Okubala 18:16

Footnotes

  • *

    Sekeri yali yenkana gramu 11.4. Laba Ebyong. B14.

  • *

    Oba, “nga sekeri entukuvu bw’eri.”

  • *

    Gera yali yenkana gramu 0.57. Laba Ebyong. B14.

Marginal References

  • +Lev 27:6

Okubala 18:17

Footnotes

  • *

    Oba, “erikkakkanya.” Obut., “eriweweeza.”

Marginal References

  • +Kuv 22:30; Ma 15:19
  • +Lev 17:11
  • +Lev 3:16

Okubala 18:18

Marginal References

  • +Kuv 29:26; Lev 7:31, 34

Okubala 18:19

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, endagaano ey’olubeerera etakyuka.

Marginal References

  • +Kuv 23:19; Kbl 15:18, 19; 18:11, 26; 31:28, 29
  • +2By 31:4

Okubala 18:20

Marginal References

  • +Kbl 26:62, 63; Ma 10:9; 14:27; Yos 14:3
  • +Ma 18:1, 2; Yos 18:7; Ezk 44:28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2011, lup. 31

    9/15/2011, lup. 7-8

Okubala 18:21

Marginal References

  • +Lev 27:30; Nek 10:37; 12:44; Beb 7:5

Okubala 18:23

Marginal References

  • +Kbl 3:6, 7; 18:1
  • +Yos 13:33

Okubala 18:24

Marginal References

  • +Ma 10:9

Okubala 18:26

Marginal References

  • +Kbl 18:21; Ma 12:19
  • +Nek 10:38

Okubala 18:27

Marginal References

  • +Kbl 15:20

Okubala 18:29

Marginal References

  • +Kbl 18:8, 12

Okubala 18:31

Marginal References

  • +1Ko 9:13

Okubala 18:32

Marginal References

  • +Lev 22:2, 15

General

Kubal. 18:1Kuv 25:8; Lev 21:10-12
Kubal. 18:1Kuv 28:38; Lev 22:9; Kbl 18:23
Kubal. 18:2Kbl 3:6; 8:22; 16:9
Kubal. 18:2Kbl 1:53
Kubal. 18:3Kbl 3:25, 26, 30, 31, 36, 37
Kubal. 18:3Kbl 4:15, 20; 16:39, 40
Kubal. 18:4Kbl 1:51; 3:10
Kubal. 18:5Lev 24:2, 3; Kbl 3:32
Kubal. 18:5Kuv 30:7
Kubal. 18:5Kbl 16:46
Kubal. 18:6Kbl 3:9, 12; 8:15, 16
Kubal. 18:6Kbl 8:19
Kubal. 18:7Lev 16:2, 12; Beb 9:3, 7
Kubal. 18:71Sa 2:28; Beb 5:4
Kubal. 18:7Kbl 3:10; 16:39, 40
Kubal. 18:8Kuv 23:19; Lev 27:28, 30; Kbl 18:11, 26
Kubal. 18:8Lev 7:34; Kbl 5:9
Kubal. 18:9Lev 2:3
Kubal. 18:9Lev 5:11, 12; 6:25, 26
Kubal. 18:9Lev 7:1, 7
Kubal. 18:10Kuv 29:32; Lev 6:14, 16; 10:12, 13
Kubal. 18:10Lev 6:18; 7:1, 6; 14:13; 21:22
Kubal. 18:11Kbl 15:20; Ezk 44:30
Kubal. 18:11Kuv 29:27; Lev 7:34
Kubal. 18:11Lev 10:14; Ma 18:3
Kubal. 18:11Lev 22:4-6
Kubal. 18:12Nge 3:9
Kubal. 18:12Lev 2:14; Ma 18:4
Kubal. 18:13Kuv 23:19
Kubal. 18:14Lev 27:21, 28
Kubal. 18:15Kuv 13:2; Lev 27:26; Kbl 3:13
Kubal. 18:15Kuv 13:13
Kubal. 18:15Kuv 34:20; Lev 27:27
Kubal. 18:16Lev 27:6
Kubal. 18:17Kuv 22:30; Ma 15:19
Kubal. 18:17Lev 17:11
Kubal. 18:17Lev 3:16
Kubal. 18:18Kuv 29:26; Lev 7:31, 34
Kubal. 18:19Kuv 23:19; Kbl 15:18, 19; 18:11, 26; 31:28, 29
Kubal. 18:192By 31:4
Kubal. 18:20Kbl 26:62, 63; Ma 10:9; 14:27; Yos 14:3
Kubal. 18:20Ma 18:1, 2; Yos 18:7; Ezk 44:28
Kubal. 18:21Lev 27:30; Nek 10:37; 12:44; Beb 7:5
Kubal. 18:23Kbl 3:6, 7; 18:1
Kubal. 18:23Yos 13:33
Kubal. 18:24Ma 10:9
Kubal. 18:26Kbl 18:21; Ma 12:19
Kubal. 18:26Nek 10:38
Kubal. 18:27Kbl 15:20
Kubal. 18:29Kbl 18:8, 12
Kubal. 18:311Ko 9:13
Kubal. 18:32Lev 22:2, 15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubala 18:1-32

Okubala

18 Awo Yakuwa n’agamba Alooni nti: “Ggwe ne batabani bo n’ab’ennyumba ya kitaawo mujja kuvunaanibwanga nga waliwo etteeka lyonna erikwata ku kifo ekitukuvu erimenyeddwa,+ era ggwe ne batabani bo mujja kuvunaanibwanga nga waliwo etteeka lyonna erikwata ku bwakabona erimenyeddwa.+ 2 Sembeza baganda bo ab’ekika kya Leevi, ekika kya kitaawo, bakwegatteko era bakuweerezenga+ ggwe ne batabani bo, mu maaso ga weema ey’Obujulirwa.+ 3 Banaatuukirizanga obuvunaanyizibwa bwe balina gy’oli era n’obwo obukwata ku weema yonna.+ Kyokka tebasembereranga ebintu by’omu kifo ekitukuvu n’ekyoto baleme okufa era nammwe muleme okufa.+ 4 Banaakwegattangako ne batuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe obw’oku weema ey’okusisinkaniramu era ne bakola emirimu gyonna egy’oku weema; era omuntu omulala yenna* tabasembereranga mmwe.+ 5 Mulina okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwammwe obw’omu kifo ekitukuvu+ n’obuvunaanyizibwa bwammwe obw’ekyoto,+ Abayisirayiri baleme kusunguwalirwa nate.+ 6 Nze kennyini nzigye baganda bammwe Abaleevi mu Bayisirayiri okuba ekirabo gye muli.+ Baweereddwa Yakuwa okukola emirimu gya weema ey’okusisinkaniramu.+ 7 Ggwe ne batabani bo mmwe muvunaanyizibwa ku mirimu gyammwe egy’obwakabona egikwataganyizibwa n’ekyoto n’ebyo ebiri munda w’olutimbe,+ era mmwe mujja okukolanga emirimu egyo.+ Mbawadde obuweereza bw’obwakabona ng’ekirabo, era omuntu omulala yenna* anaasembereranga ekifo ekitukuvu anattibwanga.”+

8 Yakuwa era n’agamba Alooni nti: “Nkukwasizza ebintu ebinaabanga bimpeereddwa.+ Ggwe ne batabani bo mbawadde ku bintu byonna ebitukuvu Abayisirayiri bye bawaayo, bibenga omugabo gwammwe ogw’olubeerera.+ 9 Bino bye binaabanga ebibyo ku bintu ebitukuvu ennyo ebyokebwa n’omuliro: buli kiweebwayo kye banaawangayo nga muno mmwe muli ebiweebwayo byabwe eby’emmere ey’empeke+ n’ebiweebwayo olw’ekibi+ n’ebiweebwayo olw’omusango+ bye banaaleetanga gye ndi. Binaabanga bitukuvu gy’oli n’eri batabani bo. 10 Onoobiriiranga mu kifo ekitukuvu ennyo+ era buli musajja anaabiryangako. Binaabanga bitukuvu gy’oli.+ 11 Na bino binaabanga bibyo: ebirabo bye banaawangayo+ awamu n’ebiweebwayo ebiwuubibwa byonna+ eby’Abayisirayiri. Mbikuwadde ggwe ne batabani bo ne bawala bo, bibenga omugabo gwammwe ogw’olubeerera.+ Buli muntu omulongoofu mu nnyumba yo ayinza okubiryako.+

12 “Amafuta agasingayo obulungi gonna n’omwenge omusu ogusingayo obulungi gwonna, n’emmere ey’empeke, ebibala byabwe ebibereberye+ bye banaawanga Yakuwa, mbikuwadde.+ 13 Ebibala ebinaasookanga okwengera ku byonna ebiri mu nsi yaabwe, bye banaaleetanga eri Yakuwa, binaabanga bibyo.+ Buli muntu omulongoofu mu nnyumba yo anaabiryangako.

14 “Buli kintu ekinaayawulibwangawo okuba ekitukuvu mu Isirayiri kinaabanga kikyo.+

15 “Buli kiggulanda mu bintu ebiramu byonna+ kye banaaleetanga eri Yakuwa, k’abe omuntu oba ensolo, kinaabanga kikyo. Kyokka omubereberye mu bantu onoomununulanga,+ era n’ebisolo ebibereberye mu nsolo ezitali nnongoofu onoobinunulanga.+ 16 Onoobinunulanga n’omuwendo ogununula, nga bya mwezi gumu n’okudda waggulu, okusinziira ku muwendo omugereke, ze sekeri za ffeeza ttaano,+ nga sekeri* ey’omu kifo ekitukuvu bw’eri.* Sekeri emu ze gera* 20. 17 Ente ennume n’endiga ento ennume n’embuzi ebibereberye byokka by’otaanunulenga.+ Byo bitukuvu. Omusaayi gwabyo onoogumansiranga ku kyoto,+ era amasavu gaabyo onoogookyanga ng’ekiweebwayo ekyokebwa n’omuliro okuba evvumbe eddungi* eri Yakuwa.+ 18 Ennyama yaabyo eneebanga yiyo. Eneebanga yiyo ng’ekifuba ky’ekiweebwayo ekiwuubibwa n’ekisambi ekya ddyo bwe biri ebibyo.+ 19 Ebintu byonna ebitukuvu Abayisirayiri bye banaawanga Yakuwa+ mbikuwadde ggwe ne batabani bo ne bawala bo, bibenga omugabo gwammwe ogw’olubeerera.+ Eyo ndagaano ey’omunnyo ey’olubeerera* eri wakati wa Yakuwa naawe n’ezzadde lyo.”

20 Yakuwa n’ayongera n’agamba Alooni nti: “Tojja kuba na busika mu nsi yaabwe era tojja kuba na ttaka mu bo.+ Nze mugabo gwo era nze busika bwo mu Bayisirayiri.+

21 “Era laba, abaana ba Leevi mbawadde buli kimu eky’ekkumi+ mu Isirayiri ng’obusika olw’emirimu gye bakola ku weema ey’okusisinkaniramu. 22 Abayisirayiri tebaddamu okusemberera weema ey’okusisinkaniramu, baleme okwonoona ne bafa. 23 Abaleevi be banaakolanga emirimu gya weema ey’okusisinkaniramu, era be banaavunaanibwanga ng’abantu bamenye amateeka agakwata ku kifo ekitukuvu.+ Tebajja kufuna busika mu Bayisirayiri;+ eryo tteeka lya lubeerera mu mirembe gyammwe gyonna. 24 Ekimu eky’ekkumi Abayisirayiri kye banaawangayo eri Yakuwa nkiwadde Abaleevi okuba obusika. Kyenvudde mbagamba nti, ‘Tebalina kufuna busika mu Bayisirayiri.’”+

25 Awo Yakuwa n’agamba Musa nti: 26 “Ojja kugamba Abaleevi nti, ‘Mujja kufuna okuva eri Abayisirayiri ekimu eky’ekkumi kye mbawadde ng’obusika+ okuva gye bali, era ku kimu eky’ekkumi ekyo munaggyangako kimu kya kkumi ne mukiwaayo eri Yakuwa.+ 27 Era ekyo kijja kutwalibwanga ng’ekiweereddwayo mmwe; kijja kuba ng’emmere ey’empeke evudde mu gguuliro+ lyammwe era ng’omwenge omungi oba amafuta amangi ebivudde mu masogolero gammwe. 28 Mu ngeri eyo nammwe munaawangayo eri Yakuwa okuva ku bitundu byonna eby’ekkumi bye munaafunanga okuva eri Abayisirayiri, era ku ebyo kwe munaggyanga eky’okuwa Yakuwa, ne mukiwa Alooni kabona. 29 Ku birabo byonna ebisingayo obulungi bye munaaweebwanga,+ kwe munaggyanga ebintu ebya buli ngeri ne mubiwa Yakuwa ng’ekintu ekitukuvu.’

30 “Era ojja kubagamba nti, ‘Bwe munaawangayo ebisinga obulungi ku ebyo bye munaaweebwanga, ebinaabanga bisigaddewo binaabanga byammwe Abaleevi, bijja kuba ng’emmere ey’empeke evudde mu gguuliro lyammwe era n’omwenge oba amafuta ebivudde mu masogolero gammwe. 31 Mmwe n’ab’omu nnyumba zammwe musobola okubiriira mu kifo kyonna, kubanga ye mpeera yammwe olw’okuweereza kwe muweereza ku weema ey’okusisinkaniramu.+ 32 Era temuubengako kibi mu nsonga eno kasita munaawangayo ebisinga obulungi ku byo; temujaajaamyanga bintu bitukuvu eby’Abayisirayiri muleme okufa.’”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share