Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Apuli 19
WIIKI ETANDIKA APULI 19
□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Baibuli: 1 Samwiri 23-25
Na. 1: 1 Samwiri 23:1-12
Na. 2: Kiki Kye Tusaanidde Okumanya ku Bikwata ku Kukuza Ppasika n’Olusooka Omwaka? (rs-E lup. 179 ¶3–lup. 180 ¶2)
Na. 3: Ensonga Lwaki kya Muganyulo Okuba Omugabi (Nge. 11:25)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 15: “Abalala bwe Bakutunuulira Bakuyigirako Ki?” Kubaganya ebilowoozo n’abawuliriza ng’okozesa ebibuuzo.
Ddak. 15: Akasanduuko k’Ebibuuzo. Kukubaganya birowoozo n’abawuliriza. Soma era okubaganye ebirowoozo n’abawuliriza ku byawandiikibwa ebijuliziddwa.