Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjulaayi 7
WIIKI ETANDIKA JJULAAYI 7
Oluyimba 99 n’Okusaba
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:
cl sul. 9 ¶21-24, akas. ku lup. 96 (Ddak. 30)
Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Eby’Abaleevi 17-20 (Ddak. 10)
Na. 1: Eby’Abaleevi 19:19-32 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Ensonga Lwaki Abakristaayo Abaafukibwako Amafuta Nabo Bakola Ensobi—rs-E lup. 355 ¶2 (Ddak. 5)
Na. 3: Ekkanisa Kye Ki?—td 11A (Ddak. 5)
Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 10: Okugaba Magazini mu Jjulaayi. Kukubaganya birowoozo. Ng’okozesa ennyanjula eziri ku lupapula luno, sooka olage ebyokulabirako ku ngeri magazini zombi gye ziyinza okugabibwamu. Oluvannyuma yogera ku buli nnyanjula ng’olaga ekigendererwa kyayo. Ng’ofundikira, bakubirize okusoma magazini ezo n’okufuba okuzigaba.
Ddak. 10: Ebyetaago by’ekibiina.
Ddak. 10: Twakola Tutya? Kitundu kya kukubaganya birowoozo nga kya kukubirizibwa omuwandiisi w’ekibiina. Babuulire ebyatuukibwako mu kiseera ky’Ekijjukizo era basiime olw’ebyo bye baakola. Saba abawuliriza boogere ebirungi bye baafuna mu kugaba obupapula obuyita abantu ku Kijjukizo oba mu kuweereza nga bapayoniya abawagizi.
Oluyimba 123 n’Okusaba