LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb17 Maaki lup. 1
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Subheadings
  • Similar Material
  • OMUNAALA GW’OMUKUUMI
  • OBWAKABAKA BWA KATONDA KYE KI?
  • AKAPAPULA AKAYITA ABANTU KU KIJJUKIZO
  • TEGEKA ENNYANJULA YO
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Maaki lup. 1
Abajulirwa ba Yakuwa mu Albania bawa omusajja akapapula akamuyita ku Kijjukizo

Ababuulizi nga bagaba obupapula obuyita abantu ku Kijjukizo mu Albania

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

OMUNAALA GW’OMUKUUMI

Omunaala gw’Omukuumi Na. 2 2017 | Onokkiriza Ekirabo eky’Omuwendo Katonda kye yatuwa?

Ekibuuzo: Olowooza kirabo ki ekisinga okuba eky’omuwendo Katonda kye yatuwa?

Ekyawandiikibwa: Yok 3:16

Eky’okugaba: Akatabo kano kalaga ensonga lwaki Katonda yatuma Yesu ku nsi okutufiirira, era n’engeri gye tuyinza okulaga nti tusiima ekyo Katonda kye yatukolera.

OBWAKABAKA BWA KATONDA KYE KI?

Obwakabaka bwa Katonda kye Ki?

Ekibuuzo: [Laga omuntu ekibuuzo ekiri ku tulakiti.] Ekibuuzo kino wandikizzeemu otya? Obwakabaka bwa Katonda mbeera eri mu mutima? lugero bugero? oba gavumenti eri mu ggulu?

Ekyawandiikibwa: Dan 2:44; Is 9:6, obugambo obuli wansi.

Eky’okugaba: Akapapula kano kalaga ebyo Obwakabaka bwa Katonda bye bunaakolera abantu.

AKAPAPULA AKAYITA ABANTU KU KIJJUKIZO

Akapapula akayita abantu ku Kijjukizo mu 2017

By’oyinza okwogera: Tuyita abantu ku mukolo omukulu ennyo. [Muwe akapapula.] Nga Apuli 11, abantu bukadde na bukadde mu nsi yonna bajja kukuŋŋaana okujjukira okufa kwa Yesu n’okuwuliriza okwogera okukwata ku ngeri okufa kwe gye kutuganyulamu. Akapapula kano kalaga ekiseera n’ekifo omukolo ogwo we gugenda okubeera mu kitundu kyaffe. Tujja kusanyuka nnyo bw’onojja.

TEGEKA ENNYANJULA YO

Kozesa ebyokulabirako ebiri waggulu okutegeka ennyanjula yo.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share