Ssebutemba 25–Okitobba 1
DANYERI 4-6
Oluyimba 67 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Oneeyongera Okuweereza Yakuwa ne mu Mbeera Enzibu?”: (Ddak. 10)
Dan 6:7-10—Danyeri yakola ekintu ekyateeka obulamu bwe mu kabi olw’okuba yali ayagala nnyo Yakuwa (w10 11/15 5-6 ¶16; w06 11/1 24 ¶12)
Dan 6:16, 20—Kabaka Daliyo yakiraba nti Danyeri yalina enkolagana ey’oku lusegere ne Yakuwa (w03 10/1 15 ¶2)
Dan 6:22, 23—Yakuwa yawa Danyeri emikisa olw’okumunywererako (w10 2/15 18 ¶15)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Dan 4:10, 11, 20-22—Omuti omunene Nebukadduneeza gwe yalaba mu kwolesebwa gukiikirira ki? (w07 9/1 10 ¶5)
Dan 5:17, 29—Lwaki mu kusooka Danyeri teyakkiriza birabo Kabaka Berusazza bye yamuwa, ate oluvannyuma n’abikkiriza? (w88-E 10/1 30 ¶3-5; dp lup. 109 ¶22)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Dan 4:29-37
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) inv
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) inv—Laga ng’ozzeeyo eri omuntu gwe wawa akapapula akayita abantu mu nkuŋŋaana.
Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs lup. 129 ¶16—Kubiriza omuyizi okusigala nga mwesigwa eri Yakuwa, wadde ng’ab’eŋŋanda ze bamuyigganya.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Batendeke Basobole Okweyongera Okuweereza Yakuwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Oluvannyuma, mulabe vidiyo eraga omubuulizi alina obumanyirivu ng’abuulira n’omubuulizi omupya, era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jl lup. 3 ne Essomo 1-2
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 31 n’Okusaba