LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • km 2/08 lup. 10
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2008
  • Similar Material
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2007
  • Kye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2006
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2008
  • Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2003
See More
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2008
km 2/08 lup. 10

Bye Tuyinza Okwogera nga Tugaba Magazini

The Watchtower Jan. 1

“Okkiriziganya n’ebyo ebiri mu kyawandiikibwa kino? [Soma Yakobo 3:2.] Ekitundu kino kirimu amagezi amalungi okuva mu Baibuli agasobola okutuyamba okwewala okukozesa enjogera eyinza okulumya ab’omu maka gaffe.” Mulage ekitundu ekitandikira ku lupapula 10.

Awake! Jan.

“Obufumbo bwonna bulimu ebizibu. Ggwe olowooza abafumbo bayinza kuggya wa amagezi ageesigika? [Muleke abeeko ky’addamu.] Weetegereze amagezi gano amalungi. [Soma Abaefeso 5:22, 25.] Ekitundu kino kinnyonnyola kye kitegeeza omukyala okuwulira bbaawe.” Mulage ekitundu ekitandikira ku lupapula 28.

The Watchtower Feb. 1

“Okusinziira ku bizibu bye tulina leero, olowooza kisoboka okuba n’emirembe mu mutima? [Muleke abeeko ky’addamu.] Bangi baganyuddwa olw’okulowooza ku ssuubi Baibuli ly’etuwa erikwata ku biseera eby’omu maaso. [Soma ekimu ku byawandiikibwa ebijuliziddwa oba ebiragiddwa mu kitundu ky’oyagala okwogerako.] Magazini eno eraga ekyo Baibuli ky’eyigiriza ku nsibuko y’omuntu, ekigendererwa ky’obulamu, n’essuubi ery’ebiseera eby’omu maaso.”

Awake! Feb.

“Olw’obumenyi bw’amateeka obugenda bweyongera yongera, abantu bangi bawulira nga tebalina bukuumi. Olowooza embeera eno erituuka ekiseera n’erongooka? [Muleke abeeko ky’addamu.] Weetegereze obunnabbi bwa Baibuli buno obuzaamu amaanyi. [Soma Zabbuli 37:10.] Magazini eno ewa ensonga lwaki waliwo obumenyi bw’amateeka era n’ekyo Baibuli ky’eyogera ku ngeri ekizibu kino gye kijja okugonjoolebwamu.”

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share