LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • km 10/12 lup. 1
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 8

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 8
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
  • Subheadings
  • WIIKI ETANDIKA OKITOBBA 8
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
km 10/12 lup. 1

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Okitobba 8

WIIKI ETANDIKA OKITOBBA 8

Oluyimba 79 n’Okusaba

□ Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:

lr sul. 15 (Ddak. 30)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Danyeri 7-9 (Ddak. 10)

Na. 1: Danyeri 7:13-22 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Bayibuli Ekiraga nti Abakristaayo ab’Amazima Balina Okuba nga Bategekeddwa Bulungi?​—rs-E lup. 282 ¶1-4 (Ddak. 5)

Na. 3: Mu Ngeri Ki Yakuwa gy’Ali Omwesigwa?​—Kub. 15:4; 16:5 (Ddak. 5)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 133

Ddak. 10: Singa Omuntu Akugamba nti, ‘Nnina eby’Okukola Bingi.’ Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku katabo Reasoning, olupapula 19, akatundu 5, okutuuka ku lupapula 20, akatundu 4. Mukubaganye ebirowoozo ku bimu ku by’okuddamu ebiragiddwa mu kitundu ekyo n’ebyo bye mutera okukozesa mu kitundu kye mubuuliramu. Mu bufunze, laga ebyokulabirako bibiri.

Ddak. 10: Biki Bye Tuyigamu? Kukubaganya birowoozo. Musome Matayo 21:12-16 ne Lukka 21:1-4. Mukubaganye ebirowoozo ku ebyo bye tuyiga mu byawandiikibwa ebyo.

Ddak. 10: “Osobola Okubuulira mu Biseera eby’Akawungeezi?” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Nga mukubaganya ebirowoozo ku katundu 2, saba abawuliriza boogere ebirungi bye bafunye mu kubuulira mu biseera eby’akawungeezi.

Oluyimba 92 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share