LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • w10 4/15 lup. 1-2
  • Ebirimu

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ebirimu
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2010
  • Subheadings
  • EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
  • Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
  • EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2010
w10 4/15 lup. 1-2

Ebirimu

Apuli 15, 2010

Ebitundu eby’Okusoma

EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:

Maayi 31, 2010–Jjuuni 6, 2010

Abaana​—Mweyongere Okwagala Okuweereza Yakuwa

OLUPAPULA 3

ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 89, 41

Jjuuni 7-13, 2010

Engeri Yakuwa gy’Akozesaamu Omwoyo Omutukuvu Okutuukiriza Ekigendererwa Kye

OLUPAPULA 7

ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 116, 19

Jjuuni 14-20, 2010

Totunuulira Bintu Bitasaana!

OLUPAPULA 20

ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 61, 52

Jjuuni 21-27, 2010

Ogoberera Kristo mu Bujjuvu?

OLUPAPULA 24

ENNYIMBA EZINAAYIMBIBWA: 54, 17

Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma

Ekitundu eky’Okusoma 1 OLUPAPULA 3-7

Yakuwa ayagala abaana bawulirize, bayige, era bagoberere obulagirizi bwe. Ekitundu kino kiraga engeri okusoma Baibuli, okusaba, n’okuba n’empisa ennungi gye kiyamba abavubuka okusinza Yakuwa n’omutima gwabwe gwonna.

Ekitundu eky’Okusoma 2 OLUPAPULA 7-11

Tukimanyi bulungi nti tewali kintu kiyinza kulemesa Yakuwa kutuukiriza kigendererwa kye. Ekitundu kino kiraga engeri Yakuwa gye yakozesaamu omwoyo omutukuvu mu biseera eby’edda, gy’agukozesaamu mu kiseera kino, n’engeri gy’aligukozesaamu mu biseera eby’omu maaso okutuukiriza ekigendererwa ekyo.

Ekitundu eky’Okusoma 3 OLUPAPULA 20-24

Ng’enkomerero y’ensi ya Sitaani egenda esembera, twolekagana n’ebintu eby’obugwenyufu bingi ebiyinza okwonoona enkolagana yaffe ne Katonda. Mu kitundu kino, tugenda kwetegereza ebimu ku bintu ebyo, ensonga lwaki Sitaani abikozesa, era n’engeri gye tuyinza okubyewalamu.

Ekitundu eky’Okusoma 4 OLUPAPULA 24-28

Bintu ki ebinaatuyamba okusigala nga tuli banyiikivu mu buweereza bwaffe eri Katonda? Muze ki gwe tulina okwewala bwe tuba twagala okweyongera okugoberera Kristo? Ekitundu kino kijja kutuwa eby’okuddamu mu bibuuzo bino ebikulu.

EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:

Okyajjukira?

OLUPAPULA 12

Okkiriza Yakuwa Okubaako by’Akubuuza?

OLUPAPULA 13

Ebizibu bye Twolekaganye Nabyo Bituyambye Okwongera Okwesiga Yakuwa

OLUPAPULA 16

Yakuwa Ayagala Oleme Kutuukibwako Kabi

OLUPAPULA 29

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share