LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Okubala 13
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Abakessi 12 bagenda mu Kanani (1-24)

      • Abakessi kkumi boogera ebitali bituufu (25-33)

Okubala 13:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 18:25; Ma 1:15
  • +Ma 1:22, 23

Okubala 13:3

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 12:16; Ma 1:19

Okubala 13:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 13:30; 14:30, 38; 34:18, 19; 1By 4:15

Okubala 13:8

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 11:28; 13:16; 14:30; 34:17

Okubala 13:11

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 48:5
  • +Lub 48:17, 19

Okubala 13:16

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “Yekosuwa,” eritegeeza, “Yakuwa Bwe Bulokozi.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 17:9

Okubala 13:17

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 1:7

Okubala 13:18

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 3:8; Ma 8:7

Okubala 13:20

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “nsava.”

  • *

    Obut., “nkovvu.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Nek 9:25; Ezk 20:6
  • +Ma 31:6; Yos 1:6, 9
  • +Kbl 13:23

Okubala 13:21

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “awayingirirwa e Kamasi.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 34:2, 3; Yos 15:1
  • +2Sa 10:6, 8
  • +Kbl 34:8

Okubala 13:22

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 13:18; Yos 15:13; 21:11, 12
  • +Bal 1:10
  • +Ma 9:1, 2; Yos 11:21

Okubala 13:23

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 32:9
  • +Ma 1:25; 8:7-9

Okubala 13:24

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Litegeeza, “Ekirimba ky’Ezzabbibu.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 1:24

Okubala 13:25

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 14:33, 34

Okubala 13:26

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 1:19

Okubala 13:27

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 3:8; Lev 20:24
  • +Ma 1:25

Okubala 13:28

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 13:22, 33; Ma 1:27, 28

Okubala 13:29

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 36:12; Kuv 17:8; 1Sa 15:3
  • +Kbl 13:17
  • +Bal 1:21; 2Sa 5:6, 7
  • +Lub 10:15, 16
  • +Kuv 23:23; Ma 7:1; 20:17
  • +Lub 10:19

Okubala 13:30

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yos 14:7, 8

Okubala 13:31

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 32:9

Okubala 13:32

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kbl 14:36
  • +Am 2:9

Okubala 13:33

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “bazzukulu ba.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 1:28; 9:1, 2

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2011, lup. 10-11

    10/1/2006, lup. 16

Ebirala

Kubal. 13:2Kuv 18:25; Ma 1:15
Kubal. 13:2Ma 1:22, 23
Kubal. 13:3Kbl 12:16; Ma 1:19
Kubal. 13:6Kbl 13:30; 14:30, 38; 34:18, 19; 1By 4:15
Kubal. 13:8Kbl 11:28; 13:16; 14:30; 34:17
Kubal. 13:11Lub 48:5
Kubal. 13:11Lub 48:17, 19
Kubal. 13:16Kuv 17:9
Kubal. 13:17Ma 1:7
Kubal. 13:18Kuv 3:8; Ma 8:7
Kubal. 13:20Nek 9:25; Ezk 20:6
Kubal. 13:20Ma 31:6; Yos 1:6, 9
Kubal. 13:20Kbl 13:23
Kubal. 13:21Kbl 34:2, 3; Yos 15:1
Kubal. 13:212Sa 10:6, 8
Kubal. 13:21Kbl 34:8
Kubal. 13:22Lub 13:18; Yos 15:13; 21:11, 12
Kubal. 13:22Bal 1:10
Kubal. 13:22Ma 9:1, 2; Yos 11:21
Kubal. 13:23Kbl 32:9
Kubal. 13:23Ma 1:25; 8:7-9
Kubal. 13:24Ma 1:24
Kubal. 13:25Kbl 14:33, 34
Kubal. 13:26Ma 1:19
Kubal. 13:27Kuv 3:8; Lev 20:24
Kubal. 13:27Ma 1:25
Kubal. 13:28Kbl 13:22, 33; Ma 1:27, 28
Kubal. 13:29Lub 36:12; Kuv 17:8; 1Sa 15:3
Kubal. 13:29Kbl 13:17
Kubal. 13:29Bal 1:21; 2Sa 5:6, 7
Kubal. 13:29Lub 10:15, 16
Kubal. 13:29Kuv 23:23; Ma 7:1; 20:17
Kubal. 13:29Lub 10:19
Kubal. 13:30Yos 14:7, 8
Kubal. 13:31Kbl 32:9
Kubal. 13:32Kbl 14:36
Kubal. 13:32Am 2:9
Kubal. 13:33Ma 1:28; 9:1, 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubala 13:1-33

Okubala

13 Awo Yakuwa n’agamba Musa nti: 2 “Tuma abasajja bagende bakette ensi ya Kanani gye ŋŋenda okuwa Abayisirayiri. Ojja kutuma omusajja omu okuva mu buli kika kya bajjajjaabe, era buli omu ku bo alina okuba nga mwami+ mu kika kye.”+

3 Bw’atyo Musa n’abatuma okuva mu ddungu ly’e Palani+ nga Yakuwa bwe yalagira. Abasajja abo bonna baali bakulu b’Abayisirayiri. 4 Gano ge mannya gaabwe: mu kika kya Lewubeeni, Sammuwa mutabani wa Zakkuli; 5 mu kika kya Simiyoni, Safati mutabani wa Koli; 6 mu kika kya Yuda, Kalebu+ mutabani wa Yefune; 7 mu kika kya Isakaali, Igali mutabani wa Yusufu; 8 mu kika kya Efulayimu, Koseya+ mutabani wa Nuuni; 9 mukika kya Benyamini, Paluti mutabani wa Lafu; 10 mu kika kya Zebbulooni, Gadyeri mutabani wa Sodi; 11 mu kika kya Yusufu,+ Gadi mutabani wa Susi ow’omu kika kya Manase;+ 12 mu kika kya Ddaani, Ammiyeri mutabani wa Gemali; 13 mu kika kya Aseri, Sesula mutabani wa Mikayiri; 14 mu kika kya Nafutaali, Nakabi mutabani wa Vofesi; 15 mu kika kya Gaadi, Geweri mutabani wa Maki. 16 Ago ge mannya g’abasajja Musa be yatuma okuketta ensi. Koseya mutabani wa Nuuni, Musa yamutuuma Yoswa.*+

17 Musa bwe yali abatuma okuketta ensi ya Kanani yabagamba nti: “Mwambuke e Negebu, oluvannyuma mugende mu kitundu eky’ensozi.+ 18 Mulabe ensi bw’eri,+ n’abantu abagirimu, obanga ba maanyi oba banafu, obanga bangi oba batono, 19 era obanga ensi nnungi oba mbi, era obanga babeera mu bibuga ebiriko bbugwe oba ebitaliiko bbugwe. 20 Era mulabe obanga ensi ngimu* oba ya lunnyo,*+ obanga mulimu emiti oba temuli. Mube bavumu+ muleeteyo ku bibala by’omu nsi eyo.” Ekiseera ekyo kyali kiseera ezzabbibu+ we litandikira okwengera.

21 Bwe batyo ne bagenda ne baketta ensi okuviira ddala mu ddungu lya Zini+ okutuuka e Lekobu+ okumpi n’e Lebo-kamasi.*+ 22 Ne bagenda mu Negebu, ne batuuka e Kebbulooni,+ era eyo waaliyo Akimaani, Sesayi, ne Talumaayi,+ Abaanaki.+ Kebbulooni kyali kimaze emyaka musanvu nga kizimbiddwa, ne Zowani eky’e Misiri ne kiryoka kizimbibwa. 23 Bwe baatuuka mu Kiwonvu Esukoli+ ne batemayo ettabi nga liriko ekirimba kimu eky’ezzabbibu, nga kyetaagisa abasajja babiri okukisitulira ku muti. Baaleeta ne ku nkomamawanga ne ku bibala by’omutiini.+ 24 Ekifo ekyo baakituuma Ekiwonvu Esukoli*+ olw’ekirimba Abayisirayiri kye baatemayo.

25 Oluvannyuma lw’ennaku 40+ baakomawo nga bava okuketta ensi. 26 Bwe baakomawo ne bagenda eri Musa ne Alooni n’ekibiina kyonna eky’Abayisirayiri e Kadesi+ mu ddungu ly’e Palani. Ne bategeeza ekibiina kyonna bye baalaba era ne babalaga n’ebibala eby’omu nsi. 27 Ne bagamba Musa nti: “Twayingira mu nsi gye watutuma okugendamu, era mazima ddala ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki,+ era bino bye bibala byayo.+ 28 Naye abantu ababeera mu nsi eyo ba maanyi, n’ebibuga ebiriko bbugwe binene nnyo; era twalabayo n’Abaanaki.+ 29 Abamaleki+ babeera mu kitundu ky’e Negebu,+ Abakiiti n’Abayebusi+ n’Abaamoli+ babeera mu kitundu eky’ensozi, ate Abakanani+ babeera ku lubalama lw’ennyanja+ n’olw’Omugga Yoludaani.”

30 Kalebu n’agezaako okukkakkanya abantu nga bayimiridde mu maaso ga Musa, n’abagamba nti: “Tugende awatali kulwa; mu buli ngeri ensi tujja kugitwala kubanga tusobolera ddala okugiwangula.”+ 31 Naye abasajja abaagenda naye ne bagamba nti: “Tetusobola kulwanyisa bantu abo kubanga ba maanyi okutusinga.”+ 32 Ne beeyongera okwogera obubi+ ku nsi gye baali bava okuketta, nga bagamba Abayisirayiri nti: “Ensi gye twayitamu nga tugiketta erya abantu baayo, era abantu bonna be twalabayo bawagguufu nnyo.+ 33 Era twalabayo n’Abanefuli, abaana ba Anaki,+ abaasibuka mu* Banefuli. Tweraba nga tulinga amayanzi gye bali era nabo bwe batyo bwe baatulaba.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza