LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 24
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebigambo bya Balamu eby’obunnabbi eby’omulundi ogw’okusatu (1-11)

      • Ebigambo bya Balamu eby’obunnabbi eby’omulundi ogw’okuna (12-25)

Okubala 24:1

Footnotes

  • *

    Obut., “nga kirungi mu maaso ga.”

Marginal References

  • +Kbl 23:3, 15, 23

Okubala 24:2

Marginal References

  • +Kbl 2:2; 23:9
  • +1Sa 19:20

Okubala 24:3

Marginal References

  • +Kbl 23:7, 18

Okubala 24:4

Marginal References

  • +Kbl 24:16

Okubala 24:5

Marginal References

  • +Kbl 1:52; 2:2

Okubala 24:6

Marginal References

  • +Kbl 22:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2014, lup. 10

Okubala 24:7

Footnotes

  • *

    Oba, “ezzadde lye.”

Marginal References

  • +Ma 8:7
  • +Lub 49:10; Zb 2:6; Yok 1:49
  • +Kbl 24:20
  • +1By 14:2; Dan 2:44; Kub 11:15

Okubala 24:8

Footnotes

  • *

    Kirabika ensolo eno yali efaanana ng’embogo.

Marginal References

  • +Kuv 23:27; Ma 9:5

Okubala 24:9

Marginal References

  • +Lub 12:1-3; 27:29

Okubala 24:10

Marginal References

  • +Kbl 22:10, 11; 23:11; Nek 13:1, 2

Okubala 24:11

Marginal References

  • +Kbl 22:16, 17

Okubala 24:13

Footnotes

  • *

    Obut., “okuva mu mutima gwange.”

Marginal References

  • +Kbl 22:18, 38

Okubala 24:14

Footnotes

  • *

    Oba, “ku nkomerero y’ennaku.”

Okubala 24:15

Marginal References

  • +Kbl 23:7
  • +Kbl 24:3, 4

Okubala 24:17

Marginal References

  • +Kub 22:16
  • +Zb 110:2; Beb 1:8
  • +2Sa 7:16, 17; Is 9:7
  • +2Sa 8:2; 1By 18:2; Zb 108:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2005, lup. 9

Okubala 24:18

Marginal References

  • +Lub 27:37; 2Sa 8:14; Am 9:11, 12
  • +Lub 36:8; Yos 24:4
  • +1By 4:42, 43; Ezk 25:14

Okubala 24:19

Marginal References

  • +Lub 49:10; Zb 2:9; 72:11; Kub 6:2; 19:15

Okubala 24:20

Marginal References

  • +Kuv 17:8, 14
  • +Ma 25:19; 1Sa 15:3; 1By 4:43

Okubala 24:21

Marginal References

  • +Lub 15:18, 19; Bal 1:16

Okubala 24:22

Footnotes

  • *

    Obut., “Kayini.”

Okubala 24:24

Marginal References

  • +Lub 10:2, 4; Ezk 27:6
  • +Nak 3:18

Okubala 24:25

Marginal References

  • +Kbl 31:7, 8

General

Kubal. 24:1Kbl 23:3, 15, 23
Kubal. 24:2Kbl 2:2; 23:9
Kubal. 24:21Sa 19:20
Kubal. 24:3Kbl 23:7, 18
Kubal. 24:4Kbl 24:16
Kubal. 24:5Kbl 1:52; 2:2
Kubal. 24:6Kbl 22:11
Kubal. 24:7Ma 8:7
Kubal. 24:7Lub 49:10; Zb 2:6; Yok 1:49
Kubal. 24:7Kbl 24:20
Kubal. 24:71By 14:2; Dan 2:44; Kub 11:15
Kubal. 24:8Kuv 23:27; Ma 9:5
Kubal. 24:9Lub 12:1-3; 27:29
Kubal. 24:10Kbl 22:10, 11; 23:11; Nek 13:1, 2
Kubal. 24:11Kbl 22:16, 17
Kubal. 24:13Kbl 22:18, 38
Kubal. 24:15Kbl 23:7
Kubal. 24:15Kbl 24:3, 4
Kubal. 24:17Kub 22:16
Kubal. 24:17Zb 110:2; Beb 1:8
Kubal. 24:172Sa 7:16, 17; Is 9:7
Kubal. 24:172Sa 8:2; 1By 18:2; Zb 108:9
Kubal. 24:18Lub 27:37; 2Sa 8:14; Am 9:11, 12
Kubal. 24:18Lub 36:8; Yos 24:4
Kubal. 24:181By 4:42, 43; Ezk 25:14
Kubal. 24:19Lub 49:10; Zb 2:9; 72:11; Kub 6:2; 19:15
Kubal. 24:20Kuv 17:8, 14
Kubal. 24:20Ma 25:19; 1Sa 15:3; 1By 4:43
Kubal. 24:21Lub 15:18, 19; Bal 1:16
Kubal. 24:24Lub 10:2, 4; Ezk 27:6
Kubal. 24:24Nak 3:18
Kubal. 24:25Kbl 31:7, 8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubala 24:1-25

Okubala

24 Balamu bwe yalaba nga kisanyusa* Yakuwa okuwa Isirayiri omukisa, n’atagenda nate kunoonya ddogo,+ naye n’akyuka n’atunula mu ddungu. 2 Bwe yayimusa amaaso ge n’alaba ng’Abayisirayiri basiisidde okusinziira ku bika byabwe,+ omwoyo gwa Katonda ne gumujjako.+ 3 Awo n’ayogera ebigambo bino eby’obunnabbi:+

“Ebigambo bya Balamu mutabani wa Byoli,

Ebigambo by’omusajja azibuddwa amaaso,

 4 Ebigambo by’oyo awulira ekigambo kya Katonda,

Oyo eyalaba okwolesebwa kw’Omuyinza w’Ebintu Byonna,

Eyavunnama nga tazibirizza maaso:+

 5 Weema zo nga zirabika bulungi ggwe Yakobo,

Ebifo byo by’obeeramu ggwe Isirayiri!+

 6 Zituukira ddala wala okufaananako ebiwonvu,+

Ziringa ennimiro eziri okumpi n’omugga.

Ziringa emiti gya alowe Yakuwa gye yasimba,

Ziringa emiti gy’entolokyo egiri okumpi n’amazzi.

 7 Amazzi gatonnya okuva mu bulobo bwe obubiri,

Era ensigo ye* esimbibwa awali amazzi amangi.+

Kabaka we+ naye aliba wa kitiibwa okusinga Agagi,+

N’obwakabaka bwe buligulumizibwa.+

 8 Katonda amuggya mu Misiri.

Alinga amayembe ga sseddume ey’omu nsiko* gye bali.

Alizikiriza amawanga, alizikiriza abalabe be,+

Era amagumba gaabwe aligameketameketa, era aligamenyaamenya n’obusaale bwe.

 9 Abwamye, agalamidde ng’empologoma,

Era okufaananako empologoma, ani ayinza okwetantala okumugolokosa?

Abo abakuwa omukisa baweebwa omukisa,

Abo abakukolimira bakolimirwa.”+

10 Awo Balaki n’asunguwalira Balamu, n’akuba mu ngalo era n’amugamba nti: “Nnakuyise kukolimira balabe bange,+ naye laba! emirundi gino esatu obawadde buwi mukisa. 11 Kale kaakano ddayo mangu ewammwe. Nnabadde njagala kukugulumiza,+ naye laba! Yakuwa akulemesezza okugulumizibwa.”

12 Awo Balamu n’agamba Balaki nti: “Ababaka be watuma gye ndi saabagamba nti, 13 ‘Balaki ne bw’aba wa kumpa nnyumba ye ng’ejjudde ffeeza ne zzaabu, nze ku bwange* sisobola kukola kintu kyonna Yakuwa ky’atalagidde, ka kibe kirungi oba kibi,’ era nti ‘ekyo kyonna Yakuwa ky’anaŋŋamba kye nja okwogera’?+ 14 Kaakano ŋŋenda eri abantu bange. Naye jjangu nkubuulire abantu bano kye balikola abantu bo mu biseera eby’omu maaso.”* 15 Awo n’ayogera ebigambo bino eby’obunnabbi:+

“Ebigambo bya Balamu mutabani wa Byoli,

Ebigambo by’omusajja azibuddwa amaaso,+

16 Ebigambo by’oyo awulira ekigambo kya Katonda,

Oyo alina okumanya okuva eri oyo Asingayo Okuba Waggulu,

Yalaba okwolesebwa kw’Omuyinza w’Ebintu Byonna

Bwe yali avunnamye nga tazibirizza maaso:

17 Nja kumulaba, naye si kati;

Nja kumulaba, naye si mangu.

Emmunyeenye+ eriva mu Yakobo,

Ddamula+ eriyimuka mu Isirayiri.+

Aliyasaayasa ekyenyi kya Mowaabu+

N’ekiwanga ky’abaana b’oluyoogaano bonna.

18 Edomu alitwalibwa,+

Seyiri+ alitwalibwa abalabe be,+

Nga ye Isirayiri ayolesa obuzira bwe.

19 Mu Yakobo muliva oyo aligenda awangula,+

Era alizikiriza oyo yenna aliba awonyeewo mu kibuga.”

20 Bwe yalaba Amaleki n’ayongera okwogera ebigambo bye eby’obunnabbi ng’agamba nti:

“Amaleki ye yasooka mu mawanga,+

Naye ku nkomerero alisaanawo.”+

21 Bwe yalaba Abakeeni+ n’ayongera okwogera ebigambo bye eby’obunnabbi ng’agamba nti:

“Ekifo ky’obeeramu kigumu, era ekifo mw’obeera kiri ku lwazi.

22 Naye walibaawo alyokya Abakeeni.*

Kiritwala bbanga ki nga Bwasuli tennabatwala mu buwambe?”

23 N’ayongera okwogera ebigambo bye eby’obunnabbi ng’agamba nti:

“Zibasanze! Katonda bw’alikikola, ani aliwonawo?

24 Ebyombo biriva ku lubalama lw’e Kittimu,+

Birijoonyesa Bwasuli,+

Era birijoonyesa Eberi.

Kyokka naye alisaanirawo ddala.”

25 Awo Balamu+ n’asituka n’addayo ewaabwe; Balaki naye n’akwata ekkubo n’agenda.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share